LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 25:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Tojjukira bibi bya mu buvubuka bwange na byonoono byange.

      Nzijukira ng’okwagala kwo okutajjulukuka bwe kuli,+

      Olw’obulungi bwo, Ai Yakuwa.+

  • Zabbuli 79:8, 9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Totuvunaana nsobi za bajjajjaffe.+

      Tolwawo kutusaasira,+

      Kubanga tufeebezeddwa nnyo.

       9 Ai Katonda ow’obulokozi bwaffe tuyambe,+

      Olw’erinnya lyo ery’ekitiibwa;

      Tununule era tusonyiwe ebibi* byaffe olw’erinnya lyo.+

  • Ezeekyeri 20:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Naye nnina kye nnakolawo olw’erinnya lyange, lireme okuvumaganyizibwa mu mawanga mwe baali.+ Kubanga nneemanyisa gye bali* mu maaso g’amawanga ago bwe nnabaggya mu nsi ya Misiri.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share