-
Isaaya 37:24Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
24 Oyise mu baweereza bo n’ovuma Yakuwa+ ng’ogamba nti,
‘Nga nkozesa amagaali gange amangi ag’olutalo
Nja kwambuka ensozi ezisingayo obuwanvu,+
Mu bitundu bya Lebanooni ebisingayo okuba ewala.
Nja kutema emiti gyayo egy’entolokyo emiwanvu n’emiti gy’emiberosi egisinga obulungi.
Nja kugenda mu bifo byayo ebisirifu ebisingayo okuba waggulu, ebibira byayo ebisingayo okuba ebiziyivu.
-