LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 76
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda awangula abalabe ba Sayuuni

        • Katonda alokola abawombeefu (9)

        • Abalabe ab’amalala bajja kutoowazibwa (12)

Zabbuli 76:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 35:15

Zabbuli 76:1

Marginal References

  • +Zb 48:1, 3
  • +2By 2:5

Zabbuli 76:2

Marginal References

  • +Lub 14:18
  • +Zb 74:2; 132:13; 135:21

Zabbuli 76:3

Marginal References

  • +2By 32:21; Zb 46:9

Zabbuli 76:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Obuutikiddwa ekitangaala.”

Zabbuli 76:5

Marginal References

  • +Luk 1:51
  • +Is 31:8; 37:36

Zabbuli 76:6

Marginal References

  • +Nak 2:13

Zabbuli 76:7

Marginal References

  • +Zb 89:7
  • +Yer 10:10; Nak 1:6

Zabbuli 76:8

Marginal References

  • +1Sk 8:49
  • +2By 20:29; Zb 2:4, 5

Zabbuli 76:9

Marginal References

  • +Zb 147:6; Nge 3:34; Zef 2:3

Zabbuli 76:10

Marginal References

  • +Nge 16:4; Dan 3:19, 28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 76:11

Marginal References

  • +Kbl 30:2
  • +2By 32:23; Zb 89:7

Zabbuli 76:12

Footnotes

  • *

    Obut., “omwoyo gw’abakulembeze.”

General

Zab. 76:obugambo obuli waggulu2By 35:15
Zab. 76:1Zb 48:1, 3
Zab. 76:12By 2:5
Zab. 76:2Lub 14:18
Zab. 76:2Zb 74:2; 132:13; 135:21
Zab. 76:32By 32:21; Zb 46:9
Zab. 76:5Luk 1:51
Zab. 76:5Is 31:8; 37:36
Zab. 76:6Nak 2:13
Zab. 76:7Zb 89:7
Zab. 76:7Yer 10:10; Nak 1:6
Zab. 76:81Sk 8:49
Zab. 76:82By 20:29; Zb 2:4, 5
Zab. 76:9Zb 147:6; Nge 3:34; Zef 2:3
Zab. 76:10Nge 16:4; Dan 3:19, 28
Zab. 76:11Kbl 30:2
Zab. 76:112By 32:23; Zb 89:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 76:1-12

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; egenderako ebivuga eby’enkoba. Zabbuli ya Asafu.+ Oluyimba.

76 Katonda amanyiddwa mu Yuda;+

Erinnya lye kkulu mu Isirayiri.+

 2 Ekifo kye ky’awummuliramu kiri mu Saalemi,+

Era ekifo ky’abeeramu kiri mu Sayuuni.+

 3 Eyo gye yamenyera obusaale obwaka,

Engabo n’ekitala n’eby’okulwanyisa ebirala.+ (Seera)

 4 Omasamasa nnyo;*

Oli wa kitiibwa okusinga ensozi ezijjudde ensolo eziyiggibwa.

 5 Abazira baanyagibwako ebyabwe.+

Beebase otulo,

Abalwanyi bonna tebaasobola kwerwanako.+

 6 Ai Katonda wa Yakobo, bwe wakangamu oti,

Embalaasi n’omuvuzi w’eggaali ne beebaka otulo.+

 7 Ggwe wekka ow’entiisa.+

Ani ayinza okugumira obusungu bwo obungi?+

 8 Wayima mu ggulu n’olangirira omusango gwe wasala;+

Ensi yatya era n’esirika+

 9 Katonda bwe yasituka okutuukiriza omusango gwe yasala,

Okulokola abawombeefu bonna ab’omu nsi.+ (Seera)

10 Obusungu bw’abantu bulikuleetera ettendo;+

Olyambala obusungu bwabwe obuliba busigaddewo.

11 Mweyame eri Yakuwa Katonda wammwe, era musasule bye mweyamye,+

Abo bonna abamwetoolodde ka baleete ekirabo kyabwe nga batya.+

12 Alikkakkanya amalala g’abakulembeze;*

Aleetera bakabaka b’ensi entiisa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share