LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 148
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebitonde byonna birina okutendereza Yakuwa

        • “Mumutendereze mmwe bamalayika be bonna” (2)

        • ‘Mumutendereze mmwe, enjuba, n’omwenzi, n’emmunyeenye’ (3)

        • Abato n’abakulu batendereze Yakuwa (12, 13)

Zabbuli 148:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 89:5

Zabbuli 148:2

Marginal References

  • +Zb 103:20; Luk 2:13
  • +Yer 32:18; Yud 14

Zabbuli 148:3

Marginal References

  • +Zb 19:1

Zabbuli 148:4

Footnotes

  • *

    Obut., “eggulu ly’eggulu.”

Zabbuli 148:5

Marginal References

  • +Zb 33:6

Zabbuli 148:6

Marginal References

  • +Zb 89:37
  • +Zb 119:91; Yer 31:35, 36; 33:25

Zabbuli 148:7

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 54-55

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 26

Zabbuli 148:8

Marginal References

  • +Kuv 9:23; Zb 107:25; Is 30:30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 26-27

Zabbuli 148:9

Marginal References

  • +Zb 98:8
  • +1By 16:33; Is 44:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 27

Zabbuli 148:10

Marginal References

  • +Is 43:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2004, lup. 27

Zabbuli 148:11

Marginal References

  • +Zb 2:10, 11

Zabbuli 148:12

Footnotes

  • *

    Obut., “n’embeerera.”

  • *

    Oba, “Abakadde n’abato mmwenna.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

Zabbuli 148:13

Marginal References

  • +Zb 8:1; Is 12:4
  • +1Sk 8:27; 1By 29:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 20

Zabbuli 148:14

Footnotes

  • *

    Obut., “Ajja kugulumiza ejjembe ly’abantu be.”

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

General

Zab. 148:1Zb 89:5
Zab. 148:2Zb 103:20; Luk 2:13
Zab. 148:2Yer 32:18; Yud 14
Zab. 148:3Zb 19:1
Zab. 148:5Zb 33:6
Zab. 148:6Zb 89:37
Zab. 148:6Zb 119:91; Yer 31:35, 36; 33:25
Zab. 148:8Kuv 9:23; Zb 107:25; Is 30:30
Zab. 148:9Zb 98:8
Zab. 148:91By 16:33; Is 44:23
Zab. 148:10Is 43:20
Zab. 148:11Zb 2:10, 11
Zab. 148:13Zb 8:1; Is 12:4
Zab. 148:131Sk 8:27; 1By 29:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 148:1-14

Zabbuli

148 Mutendereze Ya!*

Mutendereze Yakuwa mmwe ababeera mu ggulu;+

Mumutendereze mmwe abali eyo waggulu.

 2 Mumutendereze mmwe bamalayika be bonna.+

Mumutendereze mmwe eggye lye lyonna.+

 3 Mumutendereze mmwe enjuba n’omwezi.

Mumutendereze mmwe mmwenna emmunyeenye ezaaka.+

 4 Mutendereze ggwe eggulu erisingayo okuba waggulu,*

Naawe amazzi agali waggulu w’eggulu.

 5 Ka bitendereze erinnya lya Yakuwa,

Kubanga yalagira, ne bitondebwa.+

 6 Abikuumira we yabiteeka okubeera emirembe n’emirembe;+

Yassaawo etteeka eritalivaawo.+

 7 Mutendereze Yakuwa mmwe abali ku nsi,

Mmwe ensolo ennene ez’omu mazzi nammwe amazzi gonna ag’omu buziba,

 8 Mmwe okumyansa n’amayinja g’omuzira, omuzira n’ebire ebikutte,

Mmwe embuyaga, ezituukiriza ekigambo kye,+

 9 Mmwe ensozi nammwe obusozi mmwenna,+

Mmwe emiti egy’ebibala nammwe emiti gy’entolokyo mmwenna,+

10 Mmwe ensolo ez’omu nsiko+ nammwe ensolo ez’awaka mmwenna,

Mmwe ebyewalula n’ebinyonyi,

11 Mmwe bakabaka b’ensi nammwe amawanga mmwenna,

Mmwe abaami nammwe mmwenna abalamuzi b’omu nsi,+

12 Mmwe abalenzi n’abawala,*

Abasajja abakadde n’abato mmwenna.*

13 Ka batendereze erinnya lya Yakuwa,

Kubanga erinnya lye lisukkulumye ku malala gonna.+

Ekitiibwa kye kisukkiridde ensi n’eggulu.+

14 Ajja kwongera abantu be amaanyi,*

Ajja kwongera ettendo ly’abeesigwa gy’ali bonna,

Abaana ba Isirayiri, abantu abamuli okumpi.

Mutendereze Ya!*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share