LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 48
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Sayuuni, ekibuga kya Kabaka ow’Ekitiibwa

        • Essanyu ly’ensi yonna (2)

        • Mulambule ekibuga n’eminaala gyakyo (11-13)

Zabbuli 48:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 48:2

Marginal References

  • +Kuk 2:15
  • +Zb 47:8; 135:21; Mat 5:34, 35

Indexes

  • Research Guide

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 20

Zabbuli 48:3

Marginal References

  • +Zb 125:1

Zabbuli 48:8

Marginal References

  • +Zb 87:5; Is 2:2; Mi 4:1

Zabbuli 48:9

Marginal References

  • +Zb 26:3; 40:10; 63:3

Zabbuli 48:10

Marginal References

  • +Zb 113:3
  • +Zb 17:7; 60:5; 98:2

Zabbuli 48:11

Footnotes

  • *

    Obut., “Bawala ba.”

Marginal References

  • +Zb 78:68
  • +Zb 97:8

Zabbuli 48:12

Marginal References

  • +Nek 12:38, 39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 9

Zabbuli 48:13

Footnotes

  • *

    Oba, “ku bbugwe waakyo omunywevu.”

Marginal References

  • +Is 26:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 9

Zabbuli 48:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “okutuusa lwe tulifa.”

Marginal References

  • +Zb 31:14
  • +Is 58:11

General

Zab. 48:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 48:2Kuk 2:15
Zab. 48:2Zb 47:8; 135:21; Mat 5:34, 35
Zab. 48:3Zb 125:1
Zab. 48:8Zb 87:5; Is 2:2; Mi 4:1
Zab. 48:9Zb 26:3; 40:10; 63:3
Zab. 48:10Zb 113:3
Zab. 48:10Zb 17:7; 60:5; 98:2
Zab. 48:11Zb 78:68
Zab. 48:11Zb 97:8
Zab. 48:12Nek 12:38, 39
Zab. 48:13Is 26:1
Zab. 48:14Zb 31:14
Zab. 48:14Is 58:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 48:1-14

Zabbuli

Oluyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+

48 Yakuwa mukulu era agwanira nnyo okutenderezebwa

Mu kibuga kya Katonda waffe, ku lusozi lwe olutukuvu.

 2 Olusozi Sayuuni oluli ebukiikakkono

Lulabika bulungi mu bugulumivu bwalwo, era lye ssanyu ly’ensi yonna,+

Kye kibuga kya Kabaka ow’Ekitiibwa.+

 3 Mu bigo byakyo,

Katonda alaze nga bw’ali ekiddukiro.+

 4 Laba! bakabaka bakuŋŋaanye;

Bagendera wamu.

 5 Bwe baakiraba ne bawuniikirira.

Baakubwa encukwe ne badduka.

 6 Baakankanira eyo,

Baafuna obulumi ng’obw’omukazi azaala.

 7 Omenyaamenya ebyombo by’e Talusiisi ng’okozesa embuyaga ey’ebuvanjuba.

 8 Bye twawulira kaakano tubirabye

Mu kibuga kya Yakuwa ow’eggye, mu kibuga kya Katonda waffe.

Katonda talikkiriza kibuga ekyo kusagaasagana emirembe gyonna.+ (Seera)

 9 Ai Katonda, tufumiitiriza ku kwagala kwo okutajjulukuka,+

Nga tuli mu yeekaalu yo.

10 Ai Katonda, erinnya lyo n’ettendo lyo

Bituukira ddala ensi gy’ekoma.+

Omukono gwo ogwa ddyo gujjudde obutuukirivu.+

11 Olusozi Sayuuni+ ka lusanyuke,

Ebibuga bya* Yuda ka bijaganye, olw’emisango gy’osala.+

12 Mutambule okwetooloola Sayuuni; mukyetooloole;

Mubale eminaala gyakyo.+

13 Mulowooze ku bigo byakyo.*+

Mulambule eminaala gyakyo,

Musobole okubibuulirako emirembe egiriddawo.

14 Kubanga Katonda ono ye Katonda waffe+ emirembe n’emirembe,

Ajja kutuluŋŋamya emirembe gyonna.*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share