LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • km 1/12 lup. 3
  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 30

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 30
  • Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
  • Subheadings
  • WIIKI ETANDIKA JJANWALI 30
Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2012
km 1/12 lup. 3

Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Jjanwali 30

WIIKI ETANDIKA JJANWALI 30

Oluyimba 70 n’Okusaba

□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:

fy sul. 11 ¶26-28, akas. lup. 141 (Ddak. 25)

□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:

Okusoma Bayibuli: Isaaya 43-46 (Ddak. 10)

Na. 1: Isaaya 45:15-25 (Ddak. 4 oba obutawera)

Na. 2: Engeri Obugumiikiriza bwa Katonda Gye Busobola Okutuviiramu Obulokozi​—2 Peet. 3:9, 15 (Ddak. 5)

Na. 3: Kikulu Okuba mu Bufumbo Obukkirizibwa mu Mateeka?​—rs-E lup. 248 ¶2–lup. 249 ¶2 (Ddak. 5)

□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:

Oluyimba 87

Ddak. 5: Ebirango. Ng’okozesa ennyanjula eweereddwa ku lupapula 4, laga ekyokulabirako ku ngeri gye tuyinza okutandika okuyigiriza omuntu Bayibuli ku Lwomukaaga olusooka mu Febwali. Bwe muba temugirina, kozesa magazini ze musembyeyo okufuna mu kibiina kyammwe. Kebera mu Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka akalimu ennyanjula za magazini ezo.

Ddak. 10: Kiki Kye Nsaanidde Okumanya ku Bikwata ku Kuwuliziganya n’Abalala ku Intaneeti?​—Ekitundu 1. Kwogera nga kwesigamiziddwa ku Awake! eya Jjulaayi 2011 olupapula 24-27 ne Awake! eya Febwali 2012 olupapula 6-7.

Ddak. 20: “Weetegekedde Embeera Eyetaagisa Obujanjabi obw’Amangu?” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Mu bufunze, kozesa ebyo ebiri mu katundu akasooka okwanjula n’ebyo ebiri mu katundu akasembayo okufundikira.

Oluyimba 116 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share