Enteekateeka eya Wiiki Etandika nga Maaki 19
WIIKI ETANDIKA MAAKI 19
Oluyimba 29 n’Okusaba
□ Okusoma Bayibuli okw’Ekibiina:
fy sul. 13 ¶14-20 (Ddak. 25)
□ Essomero ly’Omulimu gwa Katonda:
Okusoma Bayibuli: Yeremiya 8-11 (Ddak. 10)
Na. 1: Yeremiya 10:17–11:5 (Ddak. 4 oba obutawera)
Na. 2: Ekijjukizo Kirina Makulu Ki?—rs-E lup. 266 ¶1–lup. 267 ¶1 (Ddak. 5)
Na. 3: Obubonero Obukozesebwa ku Kijjukizo Bukiikirira Ki?—rs-E lup. 267 ¶2-3 (Ddak. 5)
□ Olukuŋŋaana lw’Obuweereza:
Ddak. 5: Ebirango.
Ddak. 15: Biki Bye Tuyigamu? Kukubaganya birowoozo. Musome Matayo 6:19-34. Mukubaganye ebirowoozo ku ngeri ennyiriri zino gye ziyinza okutuyambamu mu buweereza bwaffe.
Ddak. 15: “Buulira n’Obuvumu mu Bifo Omukolerwa Bizineesi.” Kubuuza bibuuzo na kuddamu. Buuza ebibuuzo omubuulizi afunye ebirungi mu kubuulira mu bifo omukolerwa bizineesi.
Oluyimba 108 n’Okusaba