LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 124
  • Tubeerenga Beesigwa

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Tubeerenga Beesigwa
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Laga Obunywevu
    Muyimbire Yakuwa
  • Yakuwa Akulaga Okwagala Okutajjulukuka
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Yakuwa Ayagala Tube n’Okwagala Okutajjulukuka?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Ekisa kya Yakuwa Ekyesigamiziddwa ku Kwagala Kingi Nnyo
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 124

OLUYIMBA 124

Tubeerenga Beesigwa

Printed Edition

(Zabbuli 18:25)

  1. 1. ’Kunywerera ku Yakuwa,

    Tukyettanira nnyo ffe.

    Ng’abantu be twagala nnyo

    ’Kumanya ’mateeka ge.

    ’Magezi ge geesigika;

    Tugakolerengako.

    Ye mwesigwa; tumwesige.

    Tumunywererengako.

  2. 2. Nywerera ku b’oluganda.

    Tobeeyawulangako.

    Bakufaako, beesigika,

    Ate nga ba kisa nnyo.

    Tubawenga ekitiibwa

    Baganda baffe bonna.

    Tubeerenga kumpi nabo;

    Tetubaabuliranga.

  3. 3. Tova ku bulagirizi

    ’Buva mu b’oluganda.

    Bwe batuwa amagezi,

    Tuleme kuganyooma.

    Emikisa gya Yakuwa

    Gijja kubeera naffe.

    Tubeerenga abeesigwa,

    Yakuwa atusiime.

(Laba ne Zab. 149:1; 1 Tim. 2:8; Beb. 13:17.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share