LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • rr lup. 131
  • 12A Okugatta Awamu Emiggo Ebiri

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • 12A Okugatta Awamu Emiggo Ebiri
  • Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
  • Subheadings
  • Similar Material
  • “gwa Yuda”
  • “gwa Yusufu, omuggo gwa Efulayimu”
  • “gibe ng’omuggo gumu mu mukono gwo”
  • Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2016
  • “Nja Kubafuula Eggwanga Limu”
    Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
Yakuwa Azzaawo Okusinza Okulongoofu!
rr lup. 131

AKASANDUUKO 12A

Okugatta Awamu Emiggo Ebiri

Printed Edition

Yakuwa alagira Ezeekyeri omuggo ogumu aguwandiikeko nti “gwa Yuda” ate omulala aguwandiikeko nti “gwa Yusufu, omuggo gwa Efulayimu.”

Emiggo ebiri egyogerwako mu bunnabbi bwa Ezeekyeri

“gwa Yuda”

MU BISEERA BY’EDDA

Obwakabaka bwa Yuda obw’ebika ebibiri

MU KISEERA KYAFFE

Abaafukibwako amafuta

“gwa Yusufu, omuggo gwa Efulayimu”

MU BISEERA BY’EDDA

Obwakabaka bwa Isirayiri obw’ebika ekkumi

MU KISEERA KYAFFE

Ab’endiga endala

Emiggo ebiri egyogerwako mu bunnabbi bwa Ezeekyeri gigattibwa wamu ne gifuuka omuggo gumu

“gibe ng’omuggo gumu mu mukono gwo”

MU BISEERA BY’EDDA

537 E.E.T. Abaweereza ba Katonda ab’amazima baakomawo okuva mu mawanga amalala, ne baddamu okuzimba Yerusaalemi, era ne basinza Yakuwa nga bali ggwanga limu.

MU KISEERA KYAFFE

Okuva mu 1919, abantu ba Katonda bazze bategekebwa era baweereza Katonda nga bali “ekisibo kimu.”

Bwogera ku kugattibwa awamu

Obunnabbi tebulaga nti omuggo gumu gwabejjulwamu ebitundu bibiri oluvannyuma ne bigattibwa wamu. Wabula bulaga nti emiggo ebiri gifuuka omuggo gumu. N’olwekyo obunnabbi obwo tebwogera ku ngeri eggwanga lya Isirayiri gye lyayawulwamu obwakabaka obw’emirundi ebiri. Wabula bwogera ku ngeri obwakabaka obwo obw’emirundi ebiri gye bwandigattiddwa awamu.

Genda ku ssuula 12, akatundu 3-6, 13, 14

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share