Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu:
1. Tuyinza tutya okuwulira “omwoyo kye gugamba”? (Kub. 1:3, 10, 11; 3:19)
2. Kiki ekiyinza okutuyamba okweyongera okuba abanyiikivu mu buweereza bwaffe eri Yakuwa n’okugumiikiriza? (Kub. 2:4)
3. Tuyinza tutya okweteekerateekera okuyigganyizibwa? (Nge. 29:25; Kub. 2:10, 11)
4. Tuyinza tutya okwewala okwegaana okukkiriza kwe tulina mu Yesu? (Kub. 2:12-16)
5. Tuyinza tutya okunywerera ku ekyo kye tulina? (Kub. 2:24, 25; 3:1-3, 7, 8, 10, 11)
6. Kiki ekiyinza okutuyamba okusigala nga tuli banyiikivu? (Kub. 3:14-19; Mat. 6:25-27, 31-33)
© 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
CA-brpgm26-LU