LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Maaki lup. 10
  • “Nze Busika Bwo”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Nze Busika Bwo”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Engeri Yakuwa gy’Akulemberamu Abantu Be
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Weewale Amalala n’Okwekakasa Ekisukkiridde
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Gwe Mugabo Gwange
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Noonyanga Obulagirizi bwa Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Maaki lup. 10

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Nze Busika Bwo”

Yakuwa yawa bakabona n’Abaleevi obuweereza obw’omuwendo ennyo (Kbl 18:6, 7)

Ab’ekika kya Leevi tebaaweebwa busika mu Nsi Ensuubize, naye Yakuwa ye yali obusika bwabwe (Kbl 18:20, 24; w11 9/15 lup. 13 ¶9)

Abayisirayiri baawangayo ekimu eky’ekkumi ku ebyo bye baakungulanga okusobola okulabirira Abaleevi ne bakabona (Kbl 18:21, 26, 27; w11 9/15 lup. 7-8 ¶4)

Yakuwa yasuubiza bakabona n’Abaleevi nti yandibawaddenga bye beetaaga. Tuli bakakafu nti Yakuwa ajja kutulabirira singa tubaako bye twefiiriza okusobola okumuweereza.

Ebifaananyi: Yakuwa alabirira abaweereza be mu by’omubiri. 1. Mwannyinaffe ateeka ssente mu bbaasa. 2. Ebbaasa eyo eri wansi w’oluggi. 3. Maama ali obwannamunigina agwa muwala we mu kafuba nga bw’atunuulira ssente eziri mu bbaasa.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share