LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb22 Noovemba lup. 3
  • “Mugabenga”

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • “Mugabenga”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Similar Material
  • Twebaza Yakuwa olw’Okwagala Kwe Mwoleka
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • “Baako ky’Oterekawo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • “Obusente Bubiri” obw’Omuwendo Ennyo mu Maaso ga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • “Okubaako Kye Tuwa Yakuwa”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 3
Mwannyinaffe omukulu mu myaka ng’akozesa tabbuleeti okuwaayo ssente ng’ayitira ku mukutu gwaffe. Ebifaananyi: Engeri ezitali zimu ssente ze tuwaayo gye zikozesebwamu. 1. Okukuba ebitabo ku Beseri. 2. Amasomero g’ekibiina. 3. Okufuna bye tukozesa mu kubuulira. 4. Okuzimba ebizimbe mwe tusinziza.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

“Mugabenga”

Yesu yagamba nti bwe tuba abagabi, abalala basobola okutukoppa. (Luk 6:38) Bw’oba omugabi kisobola okuleetera bakkiriza banno okuba ab’ekisa era abagabi.

Okugaba y’emu ku ngeri gye tusinzaamu Yakuwa. Abo abayamba bakkiriza bannaabwe abali mu bwetaavu, Yakuwa abalaba era asuubiza okubawa empeera.​—Nge 19:17.

MULABE VIDIYO, TUBEEBAZA NNYO OLW’OMWOYO OMUGABI GWE MWOLEKA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Ssente z’owaayo zikozesebwa zitya okuyamba bakkiriza banno?

  • Lwaki tusaanidde okweyongera okuba abagabi, wadde nga kye tuwaayo kinene oba kitono?​—Laba n’ekitundu ekiri ku jw.org/lg ekirina omutwe, “Okuyamba Abo Abali mu Bwetaavu.”

MANYA EBISINGAWO KU MUKUTU GWAFFE

Oyinza otya okuwaayo okuwagira omulimu ogukolebwa Abajulirwa ba Yakuwa? Ggulawo app. ya JW Library® ogende wansi onyige ku kigambo “Donations.” Mu nsi nnyingi ojja kusangako akabonero akaliko ennukuta FAQ akakutwala ku kiwandiiko ekirina omutwe Donations to Jehovah’s Witnesses​—Frequently Asked Questions, we baddiramu ebibuuzo bingi ebikwata ku kuwaayo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share