LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 16
  • Mutende Yakuwa olw’Omwana We Eyafukibwako Amafuta

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Mutende Yakuwa olw’Omwana We Eyafukibwako Amafuta
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Mutende Yakuwa olw’Obwakabaka Bwe
    Muyimbire Yakuwa
  • Ya Mutende Awamu Nange
    Muyimbire Yakuwa
  • Ya Mutenderereze Wamu Nange
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tujja Kugenda Nammwe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 16

OLUYIMBA 16

Mutende Yakuwa olw’Omwana We Eyafukibwako Amafuta

Printed Edition

(Okubikkulirwa 21:2)

  1. 1. Yakuwa yalonda Yesu

    Afuge ’bantu bonna.

    Katonda by’ayagala bijja

    Kukolebwa mu nsi yonna.

    (CHORUS)

    Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we.

    Mutende Yesu mmwe mmwenna

    Abakwata ’mateeka ge era

    abamugoberera.

    Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we,

    Kabaka ow’ekitiibwa.

    Yaweebwa ’maanyi okutukuza

    Erinnya lya Yakuwa.

  2. 2. Baganda ba Kristo bonna

    Baazaalibwa obuggya.

    Banaafuga ’wamu naye mu

    Bwakabaka bwa Katonda.

    (CHORUS)

    Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we.

    Mutende Yesu mmwe mmwenna

    Abakwata ’mateeka ge era

    abamugoberera.

    Tenda Yakuwa ’lw’Omwana we,

    Kabaka ow’ekitiibwa.

    Yaweebwa ’maanyi okutukuza

    Erinnya lya Yakuwa.

(Laba ne Nge. 29:4; Is. 66:7, 8; Yok. 10:4; Kub. 5:9, 10.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share