LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 95
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusinza okw’amazima kugendera wamu n’obuwulize

        • “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye” (7)

        • “Temukakanyaza mitima gyammwe” (8)

        • “Tebaliyingira mu kiwummulo kyange” (11)

Zabbuli 95:1

Marginal References

  • +2Sa 22:47

Zabbuli 95:2

Marginal References

  • +Zb 50:23; 100:4

Zabbuli 95:3

Marginal References

  • +Kuv 18:11; Yer 10:10; 1Ko 8:5, 6

Zabbuli 95:4

Marginal References

  • +Am 4:13; 9:3

Zabbuli 95:5

Marginal References

  • +Yer 5:22
  • +Lub 1:9, 10

Zabbuli 95:6

Marginal References

  • +Zb 100:3; Mat 4:10; Kub 14:7

Zabbuli 95:7

Footnotes

  • *

    Obut., “Endiga z’omukono gwe.”

Marginal References

  • +Zb 23:1; Is 40:11
  • +Beb 3:7-11; 4:7

Zabbuli 95:8

Footnotes

  • *

    Kitegeeza, “Okuyomba.”

  • *

    Kitegeeza, “Okugezesa.”

Marginal References

  • +Beb 3:15
  • +Kuv 17:7

Zabbuli 95:9

Marginal References

  • +Zb 78:18; 1Ko 10:9
  • +Kbl 14:22, 23

Zabbuli 95:11

Marginal References

  • +Lub 2:3; Kbl 14:22, 23; Beb 4:3

General

Zab. 95:12Sa 22:47
Zab. 95:2Zb 50:23; 100:4
Zab. 95:3Kuv 18:11; Yer 10:10; 1Ko 8:5, 6
Zab. 95:4Am 4:13; 9:3
Zab. 95:5Yer 5:22
Zab. 95:5Lub 1:9, 10
Zab. 95:6Zb 100:3; Mat 4:10; Kub 14:7
Zab. 95:7Zb 23:1; Is 40:11
Zab. 95:7Beb 3:7-11; 4:7
Zab. 95:8Beb 3:15
Zab. 95:8Kuv 17:7
Zab. 95:9Zb 78:18; 1Ko 10:9
Zab. 95:9Kbl 14:22, 23
Zab. 95:11Lub 2:3; Kbl 14:22, 23; Beb 4:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 95:1-11

Zabbuli

95 Mujje twogerere waggulu n’essanyu mu maaso ga Yakuwa!

Ka tukubire Olwazi lwaffe olw’obulokozi emizira.+

 2 Ka tugende mu maaso ge tumwebaze;+

Ka tumuyimbire oluyimba olw’obuwanguzi.

 3 Kubanga Yakuwa ye Katonda omukulu,

Ye Kabaka omukulu asinga bakatonda abalala bonna.+

 4 Ebitundu by’ensi ebya wansi biri mu mukono gwe;

Entikko z’ensozi ye nnannyini zo.+

 5 Ennyanja gye yakola yiye,+

Era emikono gye gye gyakola olukalu.+

 6 Mujje tusinze era tuvunname;

Ka tufukamire mu maaso ga Yakuwa Omutonzi waffe.+

 7 Kubanga ye Katonda waffe,

Era tuli bantu ab’omu ddundiro lye,

Endiga z’alabirira.*+

Leero bwe munaawulira eddoboozi lye,+

 8 Temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe baakola e Meriba,*+

Nga bwe baakola ku lunaku lw’e Massa* mu ddungu,+

 9 Bwe bangezesa;+

Bangezesa, wadde nga baali balabye bye nnali nkoze.+

10 Okumala emyaka 40 nneetamwa omulembe ogwo, era nnagamba nti:

“Be bantu abawaba buli kiseera mu mitima gyabwe;

Tebamanyi makubo gange.”

11 Kyennava nsunguwala ne ndayira nti:

“Tebaliyingira mu kiwummulo kyange.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share