Zabbuli 3:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Sitya nkumi na nkumi z’abantuAbasimbye ennyiriri ku buli luuyi okunnwanyisa.+ Zabbuli 27:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Yakuwa kye kitangaala kyange+ era bwe bulokozi bwange. Ani gwe nnaatya?+ Yakuwa kye kigo ky’obulamu bwange.+ Ani anankankanya? Isaaya 41:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Totya, kubanga ndi naawe.+ Teweeraliikirira, kubanga nze Katonda wo.+ Nja kukuwa amaanyi era nja kukuyamba,+Nja kukuwanirira n’omukono gwange ogwa ddyo ogw’obutuukirivu.’
27 Yakuwa kye kitangaala kyange+ era bwe bulokozi bwange. Ani gwe nnaatya?+ Yakuwa kye kigo ky’obulamu bwange.+ Ani anankankanya?
10 Totya, kubanga ndi naawe.+ Teweeraliikirira, kubanga nze Katonda wo.+ Nja kukuwa amaanyi era nja kukuyamba,+Nja kukuwanirira n’omukono gwange ogwa ddyo ogw’obutuukirivu.’