1 Bassekabaka 8:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 “Naye ddala Katonda anaabeera ku nsi?+ Laba! Eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu toligyaamu;+ olwo eno ennyumba gye nzimbye mw’onoogya?+ Zabbuli 104:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 104 Ka ntendereze Yakuwa.+ Ai Yakuwa Katonda wange, oli wa kitalo nnyo.+ Oyambadde ekitiibwa n’obulungi.+ Zabbuli 148:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ka batendereze erinnya lya Yakuwa,Kubanga erinnya lye lisukkulumye ku malala gonna.+ Ekitiibwa kye kisukkiridde ensi n’eggulu.+
27 “Naye ddala Katonda anaabeera ku nsi?+ Laba! Eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu toligyaamu;+ olwo eno ennyumba gye nzimbye mw’onoogya?+
104 Ka ntendereze Yakuwa.+ Ai Yakuwa Katonda wange, oli wa kitalo nnyo.+ Oyambadde ekitiibwa n’obulungi.+
13 Ka batendereze erinnya lya Yakuwa,Kubanga erinnya lye lisukkulumye ku malala gonna.+ Ekitiibwa kye kisukkiridde ensi n’eggulu.+