Zabbuli 107:2, 3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Abo Yakuwa be yanunula ka boogere bwe batyo,Abo be yanunula mu mukono* gw’omulabe,+ 3 Abo be yakuŋŋaanya ng’abaggya mu nsi ez’enjawulo,+Ng’abaggya mu buvanjuba ne mu bugwanjuba,Ng’abaggya mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo.+
2 Abo Yakuwa be yanunula ka boogere bwe batyo,Abo be yanunula mu mukono* gw’omulabe,+ 3 Abo be yakuŋŋaanya ng’abaggya mu nsi ez’enjawulo,+Ng’abaggya mu buvanjuba ne mu bugwanjuba,Ng’abaggya mu bukiikakkono ne mu bukiikaddyo.+