LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 85
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusaba okuzzibwamu amaanyi

        • Katonda ajja kulangirira emirembe eri abo abeesigwa gy’ali (8)

        • Okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa bijja kusisinkana (10)

Zabbuli 85:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 85:1

Marginal References

  • +Lev 26:42; Yow. 2:18
  • +Ezr 2:1; Yer 30:18; Ezk 39:25

Zabbuli 85:2

Footnotes

  • *

    Obut., “Wabikka ku bibi.”

Marginal References

  • +Yer 50:20; Mi 7:18

Zabbuli 85:3

Marginal References

  • +Zb 103:9; Is 12:1

Zabbuli 85:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Ddamu otukuŋŋaanye.”

Marginal References

  • +Zb 80:3, 4

Zabbuli 85:5

Marginal References

  • +Zb 74:1; 79:5

Zabbuli 85:6

Marginal References

  • +Ezr 3:11; Yer 33:10, 11

Zabbuli 85:7

Marginal References

  • +Kuk 3:22

Zabbuli 85:8

Marginal References

  • +Is 57:19
  • +Ma 8:17, 18; Zb 78:7

Zabbuli 85:9

Marginal References

  • +Is 46:13

Zabbuli 85:10

Marginal References

  • +Zb 72:3; Is 32:17

Zabbuli 85:11

Marginal References

  • +Is 26:9; 45:8

Zabbuli 85:12

Marginal References

  • +Zb 84:11; Yak 1:17
  • +Lev 26:4; Zb 67:6; Is 25:6; 30:23

Zabbuli 85:13

Marginal References

  • +Zb 89:14

General

Zab. 85:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 85:1Lev 26:42; Yow. 2:18
Zab. 85:1Ezr 2:1; Yer 30:18; Ezk 39:25
Zab. 85:2Yer 50:20; Mi 7:18
Zab. 85:3Zb 103:9; Is 12:1
Zab. 85:4Zb 80:3, 4
Zab. 85:5Zb 74:1; 79:5
Zab. 85:6Ezr 3:11; Yer 33:10, 11
Zab. 85:7Kuk 3:22
Zab. 85:8Is 57:19
Zab. 85:8Ma 8:17, 18; Zb 78:7
Zab. 85:9Is 46:13
Zab. 85:10Zb 72:3; Is 32:17
Zab. 85:11Is 26:9; 45:8
Zab. 85:12Zb 84:11; Yak 1:17
Zab. 85:12Lev 26:4; Zb 67:6; Is 25:6; 30:23
Zab. 85:13Zb 89:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 85:1-13

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Oluyimba.

85 Ai Yakuwa, olaze ensi yo ekisa;+

Okomezzaawo abaana ba Yakobo abaali batwaliddwa mu buwambe.+

 2 Abantu bo obasonyiye ensobi zaabwe;

Wabasonyiwa ebibi* byabwe byonna.+ (Seera)

 3 Wafuga obusungu bwo bwonna;

Waleka obusungu bwo obungi.+

 4 Tuzzeewo,* Ai Katonda ow’obulokozi bwaffe,

Era toyongera kutunyiigira.+

 5 Onootusunguwalira mirembe gyonna?+

Obusungu bwo bunaabanga ku buli mulembe ogunaddawo?

 6 Toddemu kutuzzaamu maanyi,

Abantu bo basanyuke olw’okubeera ggwe?+

 7 Ai Yakuwa, tulage okwagala kwo okutajjulukuka,+

Otulokole.

 8 Nja kuwuliriza Yakuwa Katonda ow’amazima ky’anaagamba,

Kubanga ajja kulangirira emirembe eri abantu be+ abeesigwa,

Naye tebaddamu okwekakasa ekisukkiridde.+

 9 Mazima ddala obulokozi bwe buli kumpi n’abo abamutya,+

Ekitiibwa kye kiryoke kibeerenga mu nsi yaffe.

10 Okwagala okutajjulukuka n’obwesigwa bijja kusisinkana;

Obutuukirivu n’emirembe bijja kunywegeragana.+

11 Obwesigwa bujja kumeruka mu nsi,

N’obutuukirivu bujja kuyima mu ggulu butunule wansi.+

12 Ddala Yakuwa ajja kutuwa ebirungi,+

Era ensi yaffe ejja kuleeta ekyengera kyayo.+

13 Obutuukirivu bujja kutambulira mu maaso ge,+

Bukolere ebigere bye ekkubo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share