LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 46
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Enjawulo wakati w’ebifaananyi bya Babulooni ne Katonda wa Isirayiri (1-13)

        • Yakuwa ayogera ebiribaawo mu maaso (10)

        • Ekinyonyi ekirya ennyama okuva ebuvanjuba (11)

Isaaya 46:1

Marginal References

  • +Yer 50:2; 51:44
  • +Is 45:20

Isaaya 46:2

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ebifaananyi ebitikkiddwa ku nsolo.

Isaaya 46:3

Marginal References

  • +Is 1:9
  • +Kuv 19:4; Ma 1:31; Is 44:2

Isaaya 46:4

Marginal References

  • +Is 41:4
  • +Is 43:13

Isaaya 46:5

Marginal References

  • +Kuv 15:11
  • +Bik 17:29

Isaaya 46:6

Marginal References

  • +Is 40:19; Yer 10:8, 9
  • +Is 44:16, 17; Dan 3:1, 5

Isaaya 46:7

Marginal References

  • +Yer 10:5
  • +1Sa 5:3
  • +1Sk 18:26; Is 37:37, 38; Yon 1:5

Isaaya 46:9

Footnotes

  • *

    Obut., “ebyasooka.”

Marginal References

  • +Ma 33:26

Isaaya 46:10

Footnotes

  • *

    Oba, “Ekigendererwa kyange.”

Marginal References

  • +Is 42:9; 45:21
  • +Zb 33:11
  • +Zb 135:6; Is 55:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 19-20

Isaaya 46:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ekigendererwa kyange.”

Marginal References

  • +Is 41:2; 45:1
  • +Ezr 1:1, 2; Is 44:28; 48:14
  • +Kbl 23:19; Yob 23:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1999, lup. 3

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 149

Isaaya 46:12

Footnotes

  • *

    Obut., “ogw’amaanyi.”

Isaaya 46:13

Marginal References

  • +Is 12:2; 51:5; 62:11
  • +Is 44:23; 60:21

General

Is. 46:1Yer 50:2; 51:44
Is. 46:1Is 45:20
Is. 46:3Is 1:9
Is. 46:3Kuv 19:4; Ma 1:31; Is 44:2
Is. 46:4Is 41:4
Is. 46:4Is 43:13
Is. 46:5Kuv 15:11
Is. 46:5Bik 17:29
Is. 46:6Is 40:19; Yer 10:8, 9
Is. 46:6Is 44:16, 17; Dan 3:1, 5
Is. 46:7Yer 10:5
Is. 46:71Sa 5:3
Is. 46:71Sk 18:26; Is 37:37, 38; Yon 1:5
Is. 46:9Ma 33:26
Is. 46:10Is 42:9; 45:21
Is. 46:10Zb 33:11
Is. 46:10Zb 135:6; Is 55:10, 11
Is. 46:11Is 41:2; 45:1
Is. 46:11Ezr 1:1, 2; Is 44:28; 48:14
Is. 46:11Kbl 23:19; Yob 23:13
Is. 46:13Is 12:2; 51:5; 62:11
Is. 46:13Is 44:23; 60:21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 46:1-13

Isaaya

46 Beri akutama,+ Nebo yeeweta.

Ebifaananyi byabwe bitikkiddwa ku nsolo, ku nsolo ezeetikka emigugu.+

Biringa omugugu oguzitoowerera ensolo ezikooye.

 2 Beeweta era bombi bakutama;

Tebayinza kununula migugu,*

Era nabo bennyini batwalibwa mu buwambe.

 3 “Mumpulirize mmwe ennyumba ya Yakobo, nammwe mmwenna ab’ennyumba ya Isirayiri abasigaddewo,+

Mmwe be nnasitula okuva lwe mwazaalibwa era be nnalabirira okuviira ddala mu lubuto.+

 4 N’okutuusa lw’olikaddiwa, sirikyuka;+

N’okutuusa lw’olifuna envi, nja kukuwaniriranga.

Nja kukusitula, nkuwanirire, era nkununule, nga bwe nkoze.+

 5 Ani gwe mulinfaananya oba gwe mulinnenkanya oba gwe mulingeraageranyaako,+

Tube nga tufaanagana?+

 6 Waliwo abo abafukumula zzaabu okuva mu nsawo zaabwe;

Bapima ffeeza ku minzaani.

Bapangisa omuweesi n’amukolamu katonda.+

Awo ne bavunnama, weewaawo ne bamusinza.+

 7 Bamusitulira ku bibegaabega byabwe;+

Bamusitula ne bamuteeka mu kifo kye, n’ayimirira awo.

Tava mu kifo kye.+

Bamukoowoola, naye tabaanukula;

Tasobola kununula muntu n’omu mu buzibu bw’abaamu.+

 8 “Mujjukire kino, era mube bavumu.

Mukisse ku mutima gwammwe, mmwe aboonoonyi.

 9 Mujjukire ebintu ebyayita* eby’omu biseera eby’edda,

Nti nze Katonda, era teri mulala.

Nze Katonda, era teriiyo alinga nze.+

10 Okuva ku lubereberye nnangirira ebintu ebiribaawo,

Okuva edda n’edda nnangirira ebintu ebitannaba kukolebwa.+

Ŋŋamba nti, ‘Ekyo kye nsalawo* kijja kutuukirira,+

Era nja kukola kyonna kye njagala.’+

11 Mpita ekinyonyi ekirya ennyama okuva ebuvanjuba,+

Mpita omuntu okuva mu nsi eri ewala okutuukiriza kye nsazeewo.*+

Njogedde, era nja kukituukiriza.

Nkiteeseteese, era nja kukikola.+

12 Mumpulirize mmwe abalina omutima omukakanyavu,*

Mmwe abali ewala ennyo n’obutuukirivu.

13 Obutuukirivu bwange mbusembezza kumpi;

Tebuli wala,

Era obulokozi bwange tebulirwa.+

Ndireeta obulokozi mu Sayuuni, ndireeta ekitiibwa kyange mu Isirayiri.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share