1
2
Eriya atwalibwa mu mbuyaga (1-18)
Erisa alongoosa amazzi g’omu Yeriko (19-22)
Eddubu litta abaana mu Beseri (23-25)
3
Yekolaamu, kabaka wa Isirayiri (1-3)
Mowaabu ejeemera Isirayiri (4-25)
Mowaabu ewangulwa (26, 27)
4
Erisa ayaza amafuta ga nnamwandu (1-7)
Omukazi Omusunamu akyaza Erisa (8-16)
Omukazi afuna omwana; omwana afa (17-31)
Erisa azuukiza omwana (32-37)
Erisa akola ekyamagero enva ne zisobola okuliika (38-41)
Erisa akola ekyamagero emmere n’eba nnyingi (42-44)
5
6
7
Erisa alagula nti enjala ejja kukoma (1, 2)
Emmere esangibwa mu lusiisira lw’Abasuuli lwe baabulidde (3-15)
Obunnabbi bwa Erisa butuukirira (16-20)
8
Omukazi Omusunamu addizibwa ettaka lye (1-6)
Erisa, Beni-kadadi, ne Kazayeeri (7-15)
Yekolaamu, kabaka wa Yuda (16-24)
Akaziya, kabaka wa Yuda (25-29)
9
Yeeku afukibwako amafuta okuba kabaka wa Isirayiri (1-13)
Yeeku atta Yekolaamu ne Akaziya (14-29)
Yezebeeri attibwa; embwa zirya omulambo gwe (30-37)
10
Yeeku atta ab’ennyumba ya Akabu (1-17)
Yeeku atta abasinza ba Bbaali (18-27)
Obufuzi bwa Yeeku (28-36)
11
Asaliya awamba obwakabaka (1-3)
Yekowaasi afuulibwa kabaka mu kyama (4-12)
Asaliya attibwa (13-16)
Yekoyaada aleetawo enkyukakyuka (17-21)
12
Yekowaasi, kabaka wa Yuda (1-3)
Yekowaasi addaabiriza yeekaalu (4-16)
Abasuuli balumba Yerusaalemi (17, 18)
Yekowaasi attibwa (19-21)
13
Yekoyakazi, kabaka wa Isirayiri (1-9)
Yekowaasi, kabaka wa Isirayiri (10-13)
Erisa agezesa Yekowaasi (14-19)
Erisa afa; omusajja akoona ku magumba ge n’azuukira (20, 21)
Obunnabbi bwa Erisa obwasembayo butuukirira (22-25)
14
Amaziya, kabaka wa Yuda (1-6)
Olutalo ne Edomu ne Isirayiri (7-14)
Yekowaasi afa (15, 16)
Amaziya afa (17-22)
Yerobowaamu II, kabaka wa Isirayiri (23-29)
15
Azaliya, kabaka wa Yuda (1-7)
Bakabaka ba Isirayiri abaasembayo: Zekkaliya (8-12), Salumu (13-16), Menakemu (17-22), Pekakiya (23-26), Peka (27-31)
Yosamu, kabaka wa Yuda (32-38)
16
Akazi, kabaka wa Yuda (1-6)
Akazi agula Abaasuli (7-9)
Akazi akoppa ekyoto ky’abasinza ab’obulimba (10-18)
Akazi afa (19, 20)
17
Koseya, kabaka wa Isirayiri (1-4)
Okugwa kwa Isirayiri (5, 6)
Abayisirayiri bawaŋŋangusibwa olw’okuva ku Katonda (7-23)
Abagwira basenzebwa mu bibuga by’omu Samaliya (24-26)
Okusinza kw’Abasamaliya (27-41)
18
Keezeekiya, kabaka wa Yuda (1-8)
Okugwa kwa Isirayiri (9-12)
Sennakeribu alumba Yuda (13-18)
Labusake asoomooza Yakuwa (19-37)
19
Keezeekiya anoonya obuyambi bwa Yakuwa okuyitira mu Isaaya (1-7)
Sennakeribu atiisatiisa Yerusaalemi (8-13)
Essaala ya Keezeekiya (14-19)
Isaaya ayogera Yakuwa ky’agambye (20-34)
Malayika atta Abaasuli 185,000 (35-37)
20
21
22
Yosiya, kabaka wa Yuda (1, 2)
Ebikwata ku kuddaabiriza yeekaalu (3-7)
Ekitabo ky’Amateeka kizuulibwa (8-13)
Obunnabbi bwa Kuluda (14-20)
23
Yosiya aleetawo enkyukakyuka (1-20)
Okuyitako kukwatibwa (21-23)
Yosiya aleetawo enkukakyuka endala (24-27)
Yosiya afa (28-30)
Yekoyakazi, kabaka wa Yuda (31-33)
Yekoyakimu, kabaka wa Yuda (34-37)
24
Yekoyakimu ajeema era afa (1-7)
Yekoyakini, kabaka wa Yuda (8, 9)
Okuwaŋŋangusibwa e Babulooni okwasooka (10-17)
Zeddeekiya, kabaka wa Yuda; ajeema (18-20)
25
Nebukadduneeza azingiza Yerusaalemi (1-7)
Yerusaalemi ne yeekaalu bizikirizibwa; okuwaŋŋangusibwa okw’okubiri (8-21)
Gedaliya afuulibwa gavana (22-24)
Gedaliya atemulwa; abantu baddukira e Misiri (25, 26)
Yekoyakini ateebwa e Babulooni (27-30)