LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • sjj oluyimba 23
  • Yakuwa Atandika Okufuga

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa Atandika Okufuga
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Similar Material
  • Yakuwa Atandika Okufuga
    Muyimbire Yakuwa
  • Kulembezanga Obwakabaka
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Kulembezanga Obwakabaka
    Muyimbire Yakuwa
  • Noonya Katonda Akununule
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
See More
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 23

OLUYIMBA 23

Yakuwa Atandika Okufuga

Printed Edition

(Okubikkulirwa 11:15)

  1. 1. Kati Obwakabaka

    Bwa Katonda bufuga.

    Kabaka waffe ye Yesu Kristo.

    Ka tusanyuke ffenna

    Tuyimbire Katonda

    Kuba Omwana

    we afuga mu ggulu.

    (CHORUS)

    ’Bwakabaka bunaaleeta ki?

    ’Buwanguzi bw’amazima.

    ’Kirala ki kye bunaaleeta?

    ’Ssanyu eritalikoma.

    Tendanga Afuga Byonna;

    Wa kwagala, mwesigwa.

  2. 2. Kristo kati afuga

    N’enkomerero ejja.

    Ensi ya Sitaani ya kuvaawo.

    Kati ka tubuulire,

    Bonna tubamanyise,

    ’Bawombeefu

    mu nsi bajja kuwulira.

    (CHORUS)

    ’Bwakabaka bunaaleeta ki?

    ’Buwanguzi bw’amazima.

    ’Kirala ki kye bunaaleeta?

    ’Ssanyu eritalikoma.

    Tendanga Afuga Byonna;

    Wa kwagala, mwesigwa.

  3. 3. Tugondera Kabaka

    Katonda gw’ataddewo.

    Afuga mu linnya lya Yakuwa.

    Sabanga Katonda ggwe,

    Akulage ’kisa kye,

    Kuba mangu

    Yesu anaafuga byonna.

    (CHORUS)

    ’Bwakabaka bunaaleeta ki?

    ’Buwanguzi bw’amazima.

    ’Kirala ki kye bunaaleeta?

    ’Ssanyu eritalikoma.

    Tendanga Afuga Byonna;

    Wa kwagala, mwesigwa.

(Laba ne 2 Sam. 7:22; Dan. 2:44; Kub. 7:15.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share