LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • wp18 Na. 1 lup. 16
  • Olowooza Otya?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Olowooza Otya?
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
  • Subheadings
  • Similar Material
  • Bayibuli esobola okukuyamba okubeera mukwano gwa Katonda?
  • Katonda Akukubiriza Ofuuke Mukwano Gwe
    Osobola Okubeera Mukwano gwa Katonda!
  • Osobola Okuba Mukwano gwa Yakuwa
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Katonda y’Ani?
    Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
  • Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2014
See More
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2018
wp18 Na. 1 lup. 16
Abafumbo basoma Bayibuli nga bagenze okwesanyusaamu

Olowooza Otya?

Bayibuli esobola okukuyamba okubeera mukwano gwa Katonda?

ABANTU ABAMU BAGAMBA NTI . . .

tebasobola kubeera mikwano gya Katonda kubanga bawulira nga boonoonyi nnyo era tebasaanira. Ate abalala bagamba nti Katonda tatufaako. Ggwe olowooza otya?

BAYIBULI KY’EGAMBA

Abagolokofu Katonda “abafuula mikwano gye egy’oku lusegere.” (Engero 3:32) Bwe tugondera Katonda, tusobola okubeera mikwano gye.

BIKI EBIRALA BYE TUYIGA MU BAYIBULI?

  • Katonda ayagala okubeera mukwano gwaffe.​—Yakobo 4:8.

  • Katonda mwetegefu okutuyamba n’okutusonyiwa ebibi byaffe.​—Zabbuli 86:5.

  • Mikwano gya Katonda baagala ebyo by’ayagala, era bakyawa ebyo by’akyawa.​—Abaruumi 12:9.

Okumanya ebisingawo ku ngeri gy’osobola okweyisa mu ngeri esanyusa Katonda, laba essuula 12 ey’akatabo, Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli? akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukafuna ku www.pr2711.com/lg

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share