LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Jjuuni lup. 8
  • Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • “Obwakabaka Bwo Bujje”—Essaala Emanyiddwa Abantu Abangi
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2020
  • Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • Weeyise ng’Omutuuze w’Obwakabaka!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
  • Obwakabaka bwa Katonda Buli mu Mutima Gwo?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Jjuuni lup. 8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo

Emmotoka eriko emizindaalo, Abajulirwa ba Yakuwa nga bakozesa ebipande okulanga okwogera, abayizi mu ssomero lya Gireyaadi ery’edda, abantu ku lukuŋŋaana olunene

Abo bonna abaagala okufugibwa Obwakabaka bwa Katonda basaanidde okuyiga ebikwata ku bwakabaka obwo n’ebyo bye bukoze. Lwaki? Kino kijja kubasobozesa okuba abakakafu nti Obwakabaka bwa Katonda bufuga n’okubakubiriza okubuulira abalala amawulire amalungi agakwata ku Bwabakabaka obwo. (Zb 45:1; 49:3) Ng’olaba vidiyo Obwakabaka—Emyaka 100 n’Okweyongerayo, noonya eby’okuddamu mu bibuuzo bino:

  1. Firimu ya “Photo-Drama of Creation” yaganyula etya abo abaagiraba?

  2. Leediyo yakozesebwa etya okutuusa amawulire amalungi ku bantu?

  3. Nkola ki endala ab’oluganda ze baakozesa okubuulira amawulire amalungi, era biki ebyavaamu?

  4. Nkyukakyuka ki ezizze zibaawo mu ngeri ababuulizi gye batendekebwamu?

  5. Kutendekebwa ki abo abaagendanga mu ssomero lya Gireyaadi kwe baafunanga?

  6. Enkuŋŋaana ennene ziyambye zitya mu kuyigiriza abantu ba Yakuwa?

  7. Kiki ekikukakasa nti Obwakabaka bwa Katonda bufuga?

  8. Tuyinza tutya okulaga nti tuwagira Obwakabaka bwa Katonda?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share