LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb21 Jjanwali lup. 14
  • Obuweereza bw’Abaleevi

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Obuweereza bw’Abaleevi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Similar Material
  • Okusinza mu Yeekaalu Kwali Kutegekeddwa Bulungi Nnyo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Engeri Amateeka Gye Gaalagamu nti Yakuwa Afaayo ku Baavu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • “Nze Busika Bwo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Yakuwa Gwe Mugabo Gwange
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Jjanwali lup. 14
Ebifaananyi: Abaleevi nga bakola emirimu egy’enjawulo. 1. Omuleevi afuka amazzi mu bbenseni ey’ekikomo. 2. Omuleevi asika ekigaali ekirimu ebibya eby’ebbumba. 3. Omuleevi asitudde ensumbi ku kibegaabega kye.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Obuweereza bw’Abaleevi

Yakuwa yatwala Abaleevi mu kifo ky’abaana ab’obulenzi ababereberye ab’Abayisirayiri (Kbl 3:11-13; it-2-E lup. 683 ¶3)

Abaleevi baalina enkizo ez’enjawulo (Kbl 3:25, 26, 31, 36, 37; it-2-E lup. 241)

Abaleevi baaweerezanga nga bali wakati w’emyaka 30 ne 50 (Kbl 4:46-48; it-2-E lup. 241)

Abasajja Abaleevi ab’omu nnyumba ya Alooni be baaweerezanga nga bakabona. Abaleevi abalala baabayambangako. Mu ngeri y’emu leero, abasajja abamu mu kibiina Ekikristaayo baweebwa obuvunaanyizibwa obw’amaanyi, ate abalala ne bakola emirimu emirala.

Ow’oluganda omuvubuka akebera olupapula okuli ebitabo eby’okulagiriza. Ow’oluganda omukulu amutunuulira nga bw’amwenya.
    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share