LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb23 Jjulaayi lup. 13
  • Olina Biruubirirwa Ki mu Mwaka gw’Obuweereza Ogujja?

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Olina Biruubirirwa Ki mu Mwaka gw’Obuweereza Ogujja?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Similar Material
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Kaweefube ow’okuyita abantu ku Lukuŋŋaana lwa Disitulikiti “Okununulibwa Kuli Kumpi!”
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2006
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 13
Ekkubo eriraga ebiruubirirwa eby’eby’omwoyo bye tuyinza okweteerawo. Obupande obuli ku kkubo eryo bukiikirira okwesomesa, okubuulira, engeri z’Ekikristaayo, n’okuyigiriza obulungi.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Olina Biruubirirwa Ki mu Mwaka gw’Obuweereza Ogujja?

Ebiruubirirwa eby’eby’omwoyo bizingiramu ebyo byonna bye tukola okuweereza Yakuwa mu bujjuvu era n’okumusanyusa. Ebiruubirirwa ebyo bituyamba okukula mu by’omwoyo. Eyo ye nsonga lwaki tuwaayo ebiseera n’amaanyi gaffe okusobola okubituukako. (1Ti 4:15) Lwaki tusaanidde okwekenneenyanga ebiruubirirwa byaffe? Kubanga embeera zikyuka. Tuyinza okwesanga ng’ekiruubirirwa kye tweteerawo tetukyasobola kukituukako, oba nga twakituukako era nga kitwetaagisa okweteerawo ekirala.

Ekiseera ekirungi eky’okwekenneenya ebiruubirirwa bye tuyinza okweteerawo kye kyo ng’omwaka gw’obuweereza omupya tegunnatandika. Mu kusinza kw’amaka, lwaki temwogera ku biruubirirwa bye muyinza okweteerawo ng’amaka, oba by’oyinza okweteerawo kinnoomu?

Biruubirirwa ki bye weeteereddewo ku bintu bino wammanga, era biki by’oyinza okukola okusobola okubituukako?

Okusoma Bayibuli, okwesomesa, okubaawo mu nkuŋŋaana, okubaako by’oddamu mu nkuŋŋaana.​—w02 7/1 lup. 9 ¶14-15

Okubuulira.​—w23.05 lup. 27 ¶4-5

Engeri z’Ekikristaayo.​—w22.04 lup. 23 ¶5-6

Ekirala:

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share