LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abantu bakubirizibwa okuba abawulize (1-14)

        • Teweerabira bikolwa bya Katonda (9)

      • Yakuwa ayagala okumwemalirako (15-31)

      • Teri Katonda mulala okuggyako Yakuwa (32-40)

      • Ebibuga eby’okuddukiramu ku luuyi olw’ebuvanjuba wa Yoludaani (41-43)

      • Okwanjula Amateeka (44-49)

Ekyamateeka 4:1

Marginal References

  • +Lev 18:5

Ekyamateeka 4:2

Marginal References

  • +Ma 12:32; Nge 30:5, 6; Kub 22:18, 19

Ekyamateeka 4:3

Marginal References

  • +Kbl 25:5, 9; Zb 106:28; Kos 9:10; 1Ko 10:7, 8

Ekyamateeka 4:5

Marginal References

  • +Lev 26:46; Kbl 30:16; 36:13; Ma 6:1

Ekyamateeka 4:6

Marginal References

  • +1Sk 2:3
  • +Zb 111:10
  • +Zb 119:98, 100
  • +1Sk 4:34; 10:4-7; Dan 1:19, 20

Ekyamateeka 4:7

Marginal References

  • +Kuv 25:8; Lev 26:12; Ma 5:26; 2Sa 7:23

Ekyamateeka 4:8

Marginal References

  • +Zb 147:19, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2002, lup. 22-23

    3/1/1993, lup. 18

Ekyamateeka 4:9

Marginal References

  • +Lub 18:19; Ma 6:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 27-28

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 20

Ekyamateeka 4:10

Marginal References

  • +Kuv 19:9
  • +Kuv 20:20; Ma 5:29
  • +Nge 22:6; Bef 6:4

Ekyamateeka 4:11

Footnotes

  • *

    Obut., “ogwali gutuuka ku mutima gw’eggulu.”

Marginal References

  • +Kuv 19:18; Beb 12:18, 19

Ekyamateeka 4:12

Marginal References

  • +Ma 9:10
  • +Is 40:18; Yok 1:18; 4:24
  • +Kuv 20:22

Ekyamateeka 4:13

Footnotes

  • *

    Obut., “Ebigambo Ekkumi.”

Marginal References

  • +Kuv 19:5; Ma 5:2; 9:9; Beb 9:19, 20
  • +Kuv 20:1; 34:28; Ma 10:4
  • +Kuv 24:12; 31:18; 32:19; 34:1

Ekyamateeka 4:16

Marginal References

  • +Kuv 20:4; Ma 27:15; Is 40:18; Bik 17:29; 1Ko 10:14

Ekyamateeka 4:17

Marginal References

  • +Ma 5:8; Bar 1:22, 23

Ekyamateeka 4:18

Marginal References

  • +1Sa 5:4

Ekyamateeka 4:19

Marginal References

  • +Ma 17:2, 3; 2Sk 17:16; Ezk 8:16

Ekyamateeka 4:20

Footnotes

  • *

    Oba, “obusika bwe.”

Marginal References

  • +Kuv 19:5

Ekyamateeka 4:21

Marginal References

  • +Zb 106:32
  • +Kbl 20:12; Ma 31:1, 2

Ekyamateeka 4:22

Marginal References

  • +Ma 3:27

Ekyamateeka 4:23

Marginal References

  • +Kuv 24:3
  • +Kuv 20:4

Ekyamateeka 4:24

Marginal References

  • +Kuv 24:17; Ma 9:3; Beb 12:29
  • +Kuv 20:5; 34:14; Kbl 25:11; Luk 10:27

Ekyamateeka 4:25

Marginal References

  • +Bal 18:30; 2Sk 21:1, 7
  • +2Sk 17:16, 17

Ekyamateeka 4:26

Marginal References

  • +Lev 18:24, 28; 26:27, 32

Ekyamateeka 4:27

Marginal References

  • +Ma 28:64; Nek 1:8
  • +Ma 28:62

Ekyamateeka 4:28

Marginal References

  • +Ma 28:15, 36; Yer 16:13; Ezk 20:39

Ekyamateeka 4:29

Marginal References

  • +2By 15:4, 15
  • +Ma 30:1-3, 8-10; 1Sk 8:48, 49; Yer 29:13; Yow. 2:12

Ekyamateeka 4:30

Marginal References

  • +2By 33:13; Nek 1:9

Ekyamateeka 4:31

Marginal References

  • +Kuv 34:6; Ma 30:3; 2By 30:9; Nek 9:31; Is 54:7; 55:7
  • +Lev 26:42

Ekyamateeka 4:32

Marginal References

  • +Zb 44:1

Ekyamateeka 4:33

Marginal References

  • +Ma 5:26

Ekyamateeka 4:34

Marginal References

  • +Kuv 7:3
  • +Kuv 15:3
  • +Kuv 13:3
  • +Ma 26:8; Zb 78:43-51

Ekyamateeka 4:35

Marginal References

  • +Kuv 6:7
  • +Kuv 15:11; Ma 32:39; 1Sa 2:2; Is 45:18; Mak 12:32

Ekyamateeka 4:36

Marginal References

  • +Kuv 19:18; 20:22

Ekyamateeka 4:37

Marginal References

  • +Ma 10:15; Zb 105:6

Ekyamateeka 4:38

Marginal References

  • +Kuv 23:28; Ma 7:1; 9:1; Yos 3:10

Ekyamateeka 4:39

Marginal References

  • +2By 20:6
  • +Is 44:6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

Ekyamateeka 4:40

Marginal References

  • +Lub 48:3, 4

Ekyamateeka 4:41

Marginal References

  • +Kbl 35:14

Ekyamateeka 4:42

Marginal References

  • +Kbl 35:22-24
  • +Kbl 35:11, 25; Ma 19:4, 5

Ekyamateeka 4:43

Marginal References

  • +Yos 21:8, 36
  • +Yos 21:8, 38
  • +Yos 21:27
  • +Yos 20:8, 9

Ekyamateeka 4:44

Marginal References

  • +Ma 17:18; 27:2, 3; Bag 3:24

Ekyamateeka 4:45

Marginal References

  • +Lev 26:46; Ma 4:1

Ekyamateeka 4:46

Marginal References

  • +Ma 1:5; 3:29
  • +Kbl 21:26
  • +Kbl 21:23, 24

Ekyamateeka 4:47

Marginal References

  • +Kbl 21:33; Ma 3:4

Ekyamateeka 4:48

Marginal References

  • +Ma 2:36; 3:12
  • +Ma 3:8, 9

Ekyamateeka 4:49

Footnotes

  • *

    Ennyanja ey’Omunnyo, oba Ennyanja Enfu.

Marginal References

  • +Ma 3:16, 17; 34:1

General

Ma. 4:1Lev 18:5
Ma. 4:2Ma 12:32; Nge 30:5, 6; Kub 22:18, 19
Ma. 4:3Kbl 25:5, 9; Zb 106:28; Kos 9:10; 1Ko 10:7, 8
Ma. 4:5Lev 26:46; Kbl 30:16; 36:13; Ma 6:1
Ma. 4:61Sk 2:3
Ma. 4:6Zb 111:10
Ma. 4:6Zb 119:98, 100
Ma. 4:61Sk 4:34; 10:4-7; Dan 1:19, 20
Ma. 4:7Kuv 25:8; Lev 26:12; Ma 5:26; 2Sa 7:23
Ma. 4:8Zb 147:19, 20
Ma. 4:9Lub 18:19; Ma 6:6, 7
Ma. 4:10Kuv 19:9
Ma. 4:10Kuv 20:20; Ma 5:29
Ma. 4:10Nge 22:6; Bef 6:4
Ma. 4:11Kuv 19:18; Beb 12:18, 19
Ma. 4:12Ma 9:10
Ma. 4:12Is 40:18; Yok 1:18; 4:24
Ma. 4:12Kuv 20:22
Ma. 4:13Kuv 19:5; Ma 5:2; 9:9; Beb 9:19, 20
Ma. 4:13Kuv 20:1; 34:28; Ma 10:4
Ma. 4:13Kuv 24:12; 31:18; 32:19; 34:1
Ma. 4:16Kuv 20:4; Ma 27:15; Is 40:18; Bik 17:29; 1Ko 10:14
Ma. 4:17Ma 5:8; Bar 1:22, 23
Ma. 4:181Sa 5:4
Ma. 4:19Ma 17:2, 3; 2Sk 17:16; Ezk 8:16
Ma. 4:20Kuv 19:5
Ma. 4:21Zb 106:32
Ma. 4:21Kbl 20:12; Ma 31:1, 2
Ma. 4:22Ma 3:27
Ma. 4:23Kuv 24:3
Ma. 4:23Kuv 20:4
Ma. 4:24Kuv 24:17; Ma 9:3; Beb 12:29
Ma. 4:24Kuv 20:5; 34:14; Kbl 25:11; Luk 10:27
Ma. 4:25Bal 18:30; 2Sk 21:1, 7
Ma. 4:252Sk 17:16, 17
Ma. 4:26Lev 18:24, 28; 26:27, 32
Ma. 4:27Ma 28:64; Nek 1:8
Ma. 4:27Ma 28:62
Ma. 4:28Ma 28:15, 36; Yer 16:13; Ezk 20:39
Ma. 4:292By 15:4, 15
Ma. 4:29Ma 30:1-3, 8-10; 1Sk 8:48, 49; Yer 29:13; Yow. 2:12
Ma. 4:302By 33:13; Nek 1:9
Ma. 4:31Kuv 34:6; Ma 30:3; 2By 30:9; Nek 9:31; Is 54:7; 55:7
Ma. 4:31Lev 26:42
Ma. 4:32Zb 44:1
Ma. 4:33Ma 5:26
Ma. 4:34Kuv 7:3
Ma. 4:34Kuv 15:3
Ma. 4:34Kuv 13:3
Ma. 4:34Ma 26:8; Zb 78:43-51
Ma. 4:35Kuv 6:7
Ma. 4:35Kuv 15:11; Ma 32:39; 1Sa 2:2; Is 45:18; Mak 12:32
Ma. 4:36Kuv 19:18; 20:22
Ma. 4:37Ma 10:15; Zb 105:6
Ma. 4:38Kuv 23:28; Ma 7:1; 9:1; Yos 3:10
Ma. 4:392By 20:6
Ma. 4:39Is 44:6
Ma. 4:40Lub 48:3, 4
Ma. 4:41Kbl 35:14
Ma. 4:42Kbl 35:22-24
Ma. 4:42Kbl 35:11, 25; Ma 19:4, 5
Ma. 4:43Yos 21:8, 36
Ma. 4:43Yos 21:8, 38
Ma. 4:43Yos 21:27
Ma. 4:43Yos 20:8, 9
Ma. 4:44Ma 17:18; 27:2, 3; Bag 3:24
Ma. 4:45Lev 26:46; Ma 4:1
Ma. 4:46Ma 1:5; 3:29
Ma. 4:46Kbl 21:26
Ma. 4:46Kbl 21:23, 24
Ma. 4:47Kbl 21:33; Ma 3:4
Ma. 4:48Ma 2:36; 3:12
Ma. 4:48Ma 3:8, 9
Ma. 4:49Ma 3:16, 17; 34:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 4:1-49

Ekyamateeka

4 “Kaakano Isirayiri, wulira ebiragiro n’amateeka bye mbayigiriza okukwatanga, musobole okuba abalamu+ era mugende mutwale ensi Yakuwa Katonda wa bajjajjammwe gy’abawa. 2 Temwongeranga ku kigambo kye mbalagira wadde okukitoolako+ musobole okukwata ebiragiro bya Yakuwa Katonda wammwe bye mbawa.

3 “Amaaso gammwe gaalaba ebyo Yakuwa bye yakola ebikwata ku Bbaali ow’e Pyoli. Buli muntu eyagoberera Bbaali ow’e Pyoli+ Yakuwa Katonda wammwe yamuzikiriza n’amuggya mu mmwe. 4 Naye mmwe abanyweredde ku Yakuwa Katonda wammwe mmwenna muli balamu leero. 5 Laba mbayigirizza ebiragiro n’amateeka+ nga Yakuwa Katonda wange bwe yandagira, musobole okubikwata nga muli mu nsi gye mugenda okutwala. 6 Mufeeyo nnyo okubikwata+ kubanga amawanga aganaawulira ebikwata ku biragiro bino byonna gajja kulaba amagezi+ gammwe n’okutegeera+ kwammwe era gajja kugamba nti, ‘Mazima ddala eggwanga lino eddene ggwanga lya bantu ab’amagezi era abategeevu.’+ 7 Kubanga ggwanga ki eddene eririna bakatonda abaliri okumpi nga Yakuwa Katonda waffe bw’aba okumpi naffe buli lwe tumukoowoola?+ 8 Era ggwanga ki eddene eririna ebiragiro n’amateeka eby’obutuukirivu ng’Amateeka gano gonna ge nteeka mu maaso gammwe leero?+

9 “Weegendereze era weekuume nnyo oleme kwerabira bintu bino amaaso go bye galabye, bireme kuva ku mutima gwo ennaku zonna ez’obulamu bwo, era bitegeezenga abaana bo ne bazzukulu bo.+ 10 Ku lunaku lwe wayimirira mu maaso ga Yakuwa Katonda wo mu Kolebu, Yakuwa yaŋŋamba nti, ‘Nkuŋŋaanyiza abantu bawulire ebigambo byange+ basobole okuyiga okuntya+ ennaku zonna ze banaabeera ku ttaka nga balamu, era basobole n’okuyigiriza abaana baabwe.’+

11 “Awo ne musembera ne muyimirira wansi w’olusozi era olusozi olwo lwali lwaka omuliro ogwali gutuukira ddala ku ggulu;* era waaliwo ekizikiza n’ekire ekikutte.+ 12 Awo Yakuwa n’atandika okwogera nammwe ng’ayima mu muliro.+ Mwawulira bigambo naye temulina kintu kyonna kye mwalaba+ mu muliro—mwawulira ddoboozi lyokka.+ 13 Era yababuulira endagaano ye+ gye yabalagira okukuuma, kwe kugamba, Amateeka Ekkumi,*+ oluvannyuma n’agawandiika ku bipande by’amayinja bibiri.+ 14 Era mu kiseera ekyo Yakuwa yandagira okubayigiriza ebiragiro n’amateeka bye munaakwatanga mu nsi gye mugenda okuyingiramu mugitwale.

15 “Kale mwegendereze nnyo, kubanga temwalaba kintu kyonna mu muliro ku lunaku Yakuwa lwe yayogera nammwe ku Kolebu ng’ayima wakati mu muliro, 16 muleme kwonoona nga mwekolera ekifaananyi ekyole eky’ekintu kyonna, ekifaananyi eky’ekintu ekisajja oba ekikazi,+ 17 ekifaananyi ky’ensolo yonna ku nsi, ekifaananyi ky’ekinyonyi kyonna ekibuuka mu bbanga,+ 18 ekifaananyi ky’ekintu kyonna ekyewalula ku ttaka, ekifaananyi ky’ekyennyanja kyonna ekiri mu mazzi agali ku nsi.+ 19 Bw’oyimusanga amaaso go eri eggulu n’olaba enjuba n’omwezi n’emmunyeenye—eggye lyonna ery’oku ggulu—tosendebwasendebwanga kubivunnamira wadde okubiweereza.+ Yakuwa Katonda wo abiwadde amawanga gonna agali wansi w’eggulu lyonna. 20 Naye Yakuwa mmwe be yakwata n’abaggya mu kyoto mwe basaanuusiza ekyuma, n’abaggya e Misiri, mufuuke abantu be ku bubwe*+ nga bwe kiri leero.

21 “Yakuwa yansunguwalira olw’okubeera mmwe+ n’alayira nti sirisomoka Yoludaani wadde okugenda mu nsi ennungi Yakuwa Katonda wammwe gy’abawa ng’obusika.+ 22 Ŋŋenda kufiira mu nsi eno. Sigenda kusomoka Yoludaani,+ naye mmwe mugenda kusomoka era mujja kutwala ensi eyo ennungi. 23 Mwegendereze muleme kwerabira ndagaano Yakuwa Katonda wammwe gye yakola nammwe+ era temwekoleranga kifaananyi ekyole eky’engeri yonna Yakuwa Katonda wammwe kye yabagaana.+ 24 Kubanga Yakuwa Katonda wammwe muliro ogusaanyaawo,+ era ye Katonda ayagala abantu okumwemalirako.+

25 “Bwe mulifuna abaana n’abazzukulu nga mumaze ebbanga ddene mu nsi ne mweyisa mu ngeri eyinza okubaviirako okuzikirira nga mukola ekifaananyi ekyole+ eky’ekintu kyonna era ne mukola ebibi mu maaso ga Yakuwa Katonda wammwe okumunyiiza,+ 26 ntwala eggulu n’ensi okuba abajulizi gye muli leero nti temulirema kuzikirira mu bwangu ne muva mu nsi gye mugenda okutwala nga musomose Yoludaani. Temujja kugibeeramu nnaku nnyingi, naye mujja kusaanyizibwawo.+ 27 Yakuwa ajja kubasaasaanya mu mawanga+ era mujja kusigala batono+ mu nsi Yakuwa z’ajja okubagoberamu. 28 Eyo gye muliweerereza bakatonda abakolebwa abantu, bakatonda ab’emiti n’ab’amayinja,+ abatalaba wadde okuwulira, era abatalya wadde okuwunyiriza.

29 “Bw’olinoonya Yakuwa Katonda wo ng’oli eyo, olimuzuula,+ bw’olimunoonya n’omutima gwo gwonna n’obulamu bwo bwonna.+ 30 Bw’oliba mu buyinike obw’amaanyi ng’ebintu bino byonna bikutuuseeko mu biseera eby’omu maaso, olidda eri Yakuwa Katonda wo n’owuliriza eddoboozi lye.+ 31 Kubanga Yakuwa Katonda wo Katonda musaasizi.+ Talikwabulira wadde okukuleka okusaanawo, era talyerabira ndagaano gye yalayirira bajjajjaabo.+

32 “Kaakano mubuuze ebikwata ku biseera eby’edda nga temunnabaawo, okuva ku lunaku Katonda lwe yatonda omuntu ku nsi; munoonyereze okuva ku luuyi olumu olw’eggulu okutuuka ku luuyi olulala. Ekintu ekikulu bwe kiti kyali kibaddewo, oba ekintu nga kino kyali kiwuliddwako?+ 33 Waliwo abantu abalala abaali bawulidde eddoboozi lya Katonda nga lyogerera wakati mu muliro nga mmwe bwe mwaliwulira, ne basigala nga balamu?+ 34 Oba Katonda yali agezezzaako okwetwalira eggwanga erimu ng’aliggya wakati mu ggwanga eddala ng’akozesa ebigezo, n’obubonero, n’ebyamagero,+ n’entalo,+ n’omukono ogw’amaanyi+ era ogugoloddwa, n’ebintu eby’entiisa+ nga Yakuwa Katonda wammwe bwe yabakolera mu Misiri nga mulaba? 35 Ebintu bino byabalagibwa mulyoke mumanye nti Yakuwa ye Katonda ow’amazima;+ teri mulala okuggyako ye.+ 36 Yabawuliza eddoboozi lye ng’ayima mu ggulu asobole okubagolola, ne ku nsi yabaleetera okulaba omuliro gwe ogw’amaanyi, era mwawulira ebigambo bye nga biva mu muliro.+

37 “Olw’okuba yayagala bajjajjaabo n’alonda ezzadde lyabwe,+ yakuggya mu Misiri n’amaanyi ge amangi ng’akutaddeko amaaso ge. 38 Yagoba mu maaso go amawanga agakusinga obunene n’amaanyi, akuleete akuwe ensi yaabwe ng’obusika nga bwe kiri leero.+ 39 Kale kimanye leero, era kikuumire ku mutima gwo nti Yakuwa ye Katonda ow’amazima waggulu mu ggulu ne wansi ku nsi.+ Teri mulala.+ 40 Era kwata ebiragiro bye n’amateeka ge bye nkuwa leero, olyoke obeere bulungi ggwe n’abaana bo abaliddawo, era osobole okuwangaala mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’akuwa.”+

41 Mu kiseera ekyo Musa yalonda ebibuga bisatu ku luuyi lwa Yoludaani+ olw’ebuvanjuba, 42 omuntu yenna anattanga munne mu butanwa ng’abadde teyamukyawa,+ asobole okuddukira mu kimu ku bibuga bino asigale nga mulamu.+ 43 Ebibuga ebyo bye bino: Bezeri+ ekiri mu ddungu mu kitundu eky’omuseetwe nga kya Balewubeeni, Lamosi+ ekiri mu Gireyaadi nga kya Bagaadi, ne Golani+ ekiri mu Basani nga kya Bamanase.+

44 Gano ge Mateeka+ Musa ge yawa Abayisirayiri. 45 Kuno kwe kujjukiza, n’ebiragiro, n’amateeka Musa bye yawa Abayisirayiri nga bavudde e Misiri,+ 46 nga bali mu kitundu kya Yoludaani mu kiwonvu ekiri mu maaso ga Besu-pyoli,+ mu nsi ya Sikoni kabaka w’Abaamoli eyabeeranga mu Kesuboni,+ Musa n’Abayisirayiri gwe baawangula nga bavudde e Misiri.+ 47 Baatwala ensi ye n’ensi ya Ogi+ kabaka wa Basani; abo be bakabaka ababiri ab’Abaamoli abaali mu kitundu ekiri ebuvanjuba wa Yoludaani, 48 okuva mu Aloweri+ ekiri ku mabbali g’Ekiwonvu Alunoni okutuuka ku Lusozi Siyooni, kwe kugamba, Kerumooni,+ 49 ne Alaba yonna mu kitundu ekiri ebuvanjuba wa Yoludaani okutuukira ddala ku Nnyanja y’omu Alaba* wansi wa Pisuga.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share