LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • mwb16 Agusito lup. 5
  • Yakuwa Ajjukira nti Tuli Nfuufu

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

  • Yakuwa Ajjukira nti Tuli Nfuufu
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Similar Material
  • Katonda ‘Omwetegefu Okusonyiwa’
    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa
  • Tuweereza Katonda “ow’Okusaasira Okungi”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • Beera Mukakafu Nti Yakuwa Asonyiwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
  • ‘Kitammwe Musaasizi’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2007
See More
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Agusito lup. 5

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 102-105

Yakuwa Ajjukira nti Tuli Nfuufu

Omusajja alina enfuufu mu ngalo era afumiitiriza ku ggulu eririko emmunyeenye, ku njuba, ne ku kisa taata ky’alaga omwana we

Dawudi yageraageranya ebintu ebiwerako okutuyamba okutegeera ekisa kya Yakuwa.

Eggulu eririko emmunyeenye
  • 103:11

    Nga bwe tutasobola kutegeerera ddala buwanvu buliwo wakati w’ensi n’eggulu, tetusobola kutegeerera ddala kwagala kwa Yakuwa okutajjulukuka bwe kwenkana

  • 103:12

    Ebibi byaffe Yakuwa abiteeka wala nnyo okuva we tuli, ng’ebuvanjuba bwe wali ewala ennyo okuva ebugwanjuba

  • 103:13

    Nga taata bw’asaasira omwana we ali mu bulumi, bw’atyo Yakuwa bw’asaasira abantu abamenyese emitima olw’ebibi byabwe

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
    Log Out
    Log In
    • Luganda
    • Share
    • Preferences
    • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Log In
    Share