LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 80
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Asaba Omusumba wa Isirayiri abazze buggya

        • “Ai Katonda, tuzzeewo” (3)

        • Isirayiri alinga omuzabbibu gwa Katonda (8-15)

Zabbuli 80:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +1By 25:1

Zabbuli 80:1

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “wakati.”

Marginal References

  • +Zb 77:20; Is 40:11; Yer 31:10; Ezk 34:12; 1Pe 2:25
  • +Kuv 25:20, 22; 1Sa 4:4

Zabbuli 80:2

Marginal References

  • +Is 42:13
  • +Is 25:9

Zabbuli 80:3

Footnotes

  • *

    Obut., “Obwenyi bwo ka butwakire.”

Marginal References

  • +Zb 85:4; Kuk 5:21
  • +Kbl 6:25; Zb 67:1, 2

Zabbuli 80:4

Marginal References

  • +Zb 74:1; 85:5; Kuk 3:44

Zabbuli 80:6

Marginal References

  • +Zb 44:13; 79:4

Zabbuli 80:7

Marginal References

  • +Zb 80:3, 19

Zabbuli 80:8

Marginal References

  • +Is 5:7
  • +Zb 44:2; 78:55; Yer 2:21

Zabbuli 80:9

Marginal References

  • +Kuv 23:28, 30; Yos 24:12, 13; 1Sk 4:25

Zabbuli 80:11

Footnotes

  • *

    Omugga Fulaati.

Marginal References

  • +Lub 15:18; Kuv 23:31; 1Sk 4:21; Zb 72:8

Zabbuli 80:12

Marginal References

  • +Is 5:5
  • +Nak 2:2

Zabbuli 80:13

Marginal References

  • +2Sk 18:9; 24:1; 25:1; 2By 32:1; Yer 39:1

Zabbuli 80:14

Marginal References

  • +Is 63:15

Zabbuli 80:15

Footnotes

  • *

    Oba, “ettabi lye wafuula ery’amaanyi.”

Marginal References

  • +Is 5:7; Yer 2:21
  • +Kuv 4:22; Is 49:5

Zabbuli 80:16

Marginal References

  • +Zb 79:5; Yer 52:12, 13

Zabbuli 80:17

Marginal References

  • +Zb 89:20, 21

Zabbuli 80:19

Marginal References

  • +Zb 80:7

General

Zab. 80:obugambo obuli waggulu1By 25:1
Zab. 80:1Zb 77:20; Is 40:11; Yer 31:10; Ezk 34:12; 1Pe 2:25
Zab. 80:1Kuv 25:20, 22; 1Sa 4:4
Zab. 80:2Is 42:13
Zab. 80:2Is 25:9
Zab. 80:3Zb 85:4; Kuk 5:21
Zab. 80:3Kbl 6:25; Zb 67:1, 2
Zab. 80:4Zb 74:1; 85:5; Kuk 3:44
Zab. 80:6Zb 44:13; 79:4
Zab. 80:7Zb 80:3, 19
Zab. 80:8Is 5:7
Zab. 80:8Zb 44:2; 78:55; Yer 2:21
Zab. 80:9Kuv 23:28, 30; Yos 24:12, 13; 1Sk 4:25
Zab. 80:11Lub 15:18; Kuv 23:31; 1Sk 4:21; Zb 72:8
Zab. 80:12Is 5:5
Zab. 80:12Nak 2:2
Zab. 80:132Sk 18:9; 24:1; 25:1; 2By 32:1; Yer 39:1
Zab. 80:14Is 63:15
Zab. 80:15Is 5:7; Yer 2:21
Zab. 80:15Kuv 4:22; Is 49:5
Zab. 80:16Zb 79:5; Yer 52:12, 13
Zab. 80:17Zb 89:20, 21
Zab. 80:19Zb 80:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 80:1-19

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ya ku “Malanga.” Kujjukiza. Zabbuli ya Asafu.+ Oluyimba.

80 Ai Omusumba wa Isirayiri, wulira,

Ggwe akulembera Yusufu ng’ekisibo ky’endiga.+

Ggwe atuula ku ntebe y’obwakabaka waggulu* wa bakerubi,+

Yakaayakana.

 2 Yoleka amaanyi go+

Mu maaso ga Efulayimu ne Benyamini ne Manase,

Jjangu otulokole.+

 3 Ai Katonda, tuzzeewo;+

Tukwatirwe ekisa,* tulokolebwe.+

 4 Yakuwa Katonda ow’eggye, onootuusa wa okusunguwalira okusaba kw’abantu bo?+

 5 Obagabula amaziga okuba emmere yaabwe,

Era obanywesa amaziga mu bungi.

 6 Oleka baliraanwa baffe okutukaayanira;

Abalabe baffe batusekerera nga bwe baagala.+

 7 Ai Katonda ow’eggye, tuzzeewo;

Tukwatirwe ekisa, tulokolebwe.+

 8 Waggya omuzabbibu+ e Misiri.

Wagoba amawanga mu nsi yaago n’ogusimbamu.+

 9 Wayerula aw’okugusimba,

Ne gusimba emirandira ne gujjula mu nsi yonna.+

10 Ekisiikirize kyagwo kyabikka ensozi,

Era amatabi gaagwo gaabikka emiti gya Katonda egy’entolokyo.

11 Amatabi gaagwo gaatuuka ku nnyanja,

N’obutabi bwagwo bwatuuka ku Mugga.*+

12 Lwaki wamenya ekikomera ky’ennimiro y’omuzabbibu eky’amayinja,+

Abayitawo bonna ne banoga ebibala byagwo?+

13 Embizzi ez’omu kibira zigwonoona,

N’ensolo ez’omu nsiko zigulya.+

14 Ai Katonda ow’eggye, tukwegayiridde komawo.

Tunula wansi ng’oyima mu ggulu, olabe!

Labirira omuzabbibu guno,+

15 Endokwa omukono gwo ogwa ddyo gye gwasimba,+

Tunuulira omwana gwe wafuula ow’amaanyi* asobole okukuweesa ekitiibwa.+

16 Etemeddwa era eyokeddwa omuliro.+

Abantu bazikirira bw’obanenya.

17 Omukono gwo ka guwanirire omuntu ali ku mukono gwo ogwa ddyo,

Omwana w’omuntu gwe wafuula ow’amaanyi asobole okukuweesa ekitiibwa.+

18 Olwo nno tetujja kukuvaako.

Tukuume nga tuli balamu tusobole okukoowoola erinnya lyo.

19 Ai Yakuwa Katonda ow’eggye, tuzzeewo;

Tukwatirwe ekisa, tulokolebwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share