LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 84
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwagala ennyo weema ya Katonda ey’ekitiibwa

        • Omuleevi ayagala okuba ng’ekinyonyi (3)

        • “Olunaku olumu mu mpya zo” (10)

        • “Katonda ye njuba yaffe era ye ngabo yaffe” (11)

Zabbuli 84:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 84:1

Marginal References

  • +Zb 27:4; 43:3; 46:4

Zabbuli 84:2

Marginal References

  • +Zb 42:1, 2; 63:1, 2

Zabbuli 84:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 6 2016 lup. 8

Zabbuli 84:4

Marginal References

  • +Zb 23:6; 65:4
  • +1By 25:7; Zb 150:1

Zabbuli 84:5

Marginal References

  • +Zb 28:7

Zabbuli 84:6

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Era omuyigiriza yeezingirira emikisa.”

Zabbuli 84:7

Marginal References

  • +Zb 18:32; Is 40:29-31; Kab 3:19

Zabbuli 84:9

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “Tunuulira engabo yaffe, Ai Katonda.”

Marginal References

  • +Lub 15:1
  • +1Sa 2:10

Zabbuli 84:10

Marginal References

  • +Zb 26:8; 27:4; 43:3, 4

Zabbuli 84:11

Marginal References

  • +Zb 27:1; Is 60:19, 20
  • +Ma 33:29; 2Sa 22:3; Zb 144:2
  • +Zb 34:9; 37:18

Zabbuli 84:12

Marginal References

  • +Zb 146:5; Yer 17:7

General

Zab. 84:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 84:1Zb 27:4; 43:3; 46:4
Zab. 84:2Zb 42:1, 2; 63:1, 2
Zab. 84:4Zb 23:6; 65:4
Zab. 84:41By 25:7; Zb 150:1
Zab. 84:5Zb 28:7
Zab. 84:7Zb 18:32; Is 40:29-31; Kab 3:19
Zab. 84:9Lub 15:1
Zab. 84:91Sa 2:10
Zab. 84:10Zb 26:8; 27:4; 43:3, 4
Zab. 84:11Zb 27:1; Is 60:19, 20
Zab. 84:11Ma 33:29; 2Sa 22:3; Zb 144:2
Zab. 84:11Zb 34:9; 37:18
Zab. 84:12Zb 146:5; Yer 17:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 84:1-12

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ku Gittisu.* Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Oluyimba.

84 Weema yo ey’ekitiibwa nga njaagala nnyo,+

Ai Yakuwa ow’eggye!

 2 Nzenna njaayaana,

Nyenjebuse olw’okwegomba okugenda

Mu mpya za Yakuwa.+

Omutima gwange n’omubiri gwange byogerera waggulu n’essanyu eri Katonda omulamu.

 3 N’ekinyonyi kifunayo aw’okubeera,

Era n’akataayi kazimbayo ekisu

Mwe kalabiririra obwana bwako,

Okumpi n’ekyoto kyo eky’ekitalo, Ai Yakuwa ow’eggye,

Kabaka wange era Katonda wange!

 4 Balina essanyu abo ababeera mu nnyumba yo!+

Beeyongera okukutendereza.+ (Seera)

 5 Balina essanyu abo abafuna amaanyi okuva gy’oli,+

Abatadde emitima gyabwe ku makubo agagenda ku nnyumba yo.

 6 Bwe bayita mu Kiwonvu kya Bakka,

Bakifuula ekifo eky’ensulo;

Era enkuba esooka ekiyiira emikisa.*

 7 Amaanyi gajja kubeeyongera bweyongezi+ nga batambula;

Buli omu ku bo alabika mu maaso ga Katonda mu Sayuuni.

 8 Ai Yakuwa Katonda ow’eggye, wulira okusaba kwange;

Wuliriza, Ai Katonda wa Yakobo. (Seera)

 9 Tunula, ggwe engabo yaffe+ era Katonda waffe,*

Tunuulira amaaso g’oyo gwe wafukako amafuta.+

10 Olunaku olumu mu mpya zo lusinga ennaku olukumi mu kifo ekirala kyonna!+

Nnondawo okuyimirira ku mulyango gw’ennyumba ya Katonda wange

Okusinga okubeera mu weema z’ababi.

11 Kubanga Yakuwa Katonda ye njuba yaffe+ era ye ngabo yaffe;+

Alaga ekisa era agaba ekitiibwa.

Yakuwa talina kirungi kyonna ky’amma

Abo abatambulira mu bugolokofu.+

12 Ai Yakuwa ow’eggye,

Alina essanyu oyo akwesiga.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share