LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 97
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa agulumizibwa okusinga bakatonda abalala

        • “Yakuwa afuuse Kabaka!” (1)

        • Yagala Yakuwa, kyawa ebibi (10)

        • Ekitangaala kyakira abatuukirivu (11)

Zabbuli 97:1

Marginal References

  • +Zb 96:10; Kub 11:16, 17; 19:6
  • +Is 49:13
  • +Is 60:9

Zabbuli 97:2

Marginal References

  • +Kuv 20:21
  • +Zb 99:4

Zabbuli 97:3

Marginal References

  • +Zb 50:3; Dan 7:9, 10
  • +Nak 1:2, 6; Mal 4:1

Zabbuli 97:4

Marginal References

  • +Kuv 19:16, 18; Zb 77:18; 104:32

Zabbuli 97:5

Marginal References

  • +Bal 5:5; Nak 1:5; Kab 3:6

Zabbuli 97:6

Marginal References

  • +Kab 2:14

Zabbuli 97:7

Footnotes

  • *

    Oba, “Mumusinze.”

Marginal References

  • +Yer 10:14
  • +Is 37:19
  • +Kuv 12:12; 18:11

Zabbuli 97:8

Footnotes

  • *

    Obut., “Bawala ba Yuda bajaganya.”

Marginal References

  • +Is 51:3
  • +Zb 48:11

Zabbuli 97:9

Marginal References

  • +Kuv 18:11; Is 44:8

Zabbuli 97:10

Footnotes

  • *

    Oba, “mu buyinza bw’omubi.”

Marginal References

  • +Zb 34:14; 101:3; 119:104; Bar 12:9; Beb 1:9
  • +Zb 37:28; 145:20
  • +Dan 3:28; Mat 6:13

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 34

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 285

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1993, lup. 14

    11/1/1991, lup. 5

Zabbuli 97:11

Marginal References

  • +Zb 112:4; Nge 4:18; Is 30:26; Mi 7:9

Zabbuli 97:12

Footnotes

  • *

    Obut., “ekijjukizo kye.”

General

Zab. 97:1Zb 96:10; Kub 11:16, 17; 19:6
Zab. 97:1Is 49:13
Zab. 97:1Is 60:9
Zab. 97:2Kuv 20:21
Zab. 97:2Zb 99:4
Zab. 97:3Zb 50:3; Dan 7:9, 10
Zab. 97:3Nak 1:2, 6; Mal 4:1
Zab. 97:4Kuv 19:16, 18; Zb 77:18; 104:32
Zab. 97:5Bal 5:5; Nak 1:5; Kab 3:6
Zab. 97:6Kab 2:14
Zab. 97:7Yer 10:14
Zab. 97:7Is 37:19
Zab. 97:7Kuv 12:12; 18:11
Zab. 97:8Is 51:3
Zab. 97:8Zb 48:11
Zab. 97:9Kuv 18:11; Is 44:8
Zab. 97:10Zb 34:14; 101:3; 119:104; Bar 12:9; Beb 1:9
Zab. 97:10Zb 37:28; 145:20
Zab. 97:10Dan 3:28; Mat 6:13
Zab. 97:11Zb 112:4; Nge 4:18; Is 30:26; Mi 7:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 97:1-12

Zabbuli

97 Yakuwa afuuse Kabaka!+

Ensi k’esanyuke.+

Ebizinga ebingi ka bijaganye.+

 2 Ebire n’ekizikiza ekikutte bimwetoolodde ku njuyi zonna;+

Obutuukirivu n’obwenkanya gye misingi gy’entebe ye ey’obwakabaka.+

 3 Omuliro guva mu maaso ge+

Ne gwokya abalabe be ku njuyi zonna.+

 4 Ebimyanso bye bimulisa ensi;

Ensi ebiraba n’ekankana.+

 5 Ensozi zisaanuuka ng’envumbo mu maaso ga Yakuwa,+

Mu maaso ga Mukama w’ensi yonna.

 6 Eggulu lirangirira obutuukirivu bwe,

Era amawanga gonna galaba ekitiibwa kye.+

 7 Abo bonna abasinza ekifaananyi kyonna ekyole ka baswale,+

Abo abeenyumiririza mu bakatonda baabwe abatalina mugaso.+

Mumuvunnamire* mmwe mmwenna bakatonda.+

 8 Sayuuni akiwulira n’asanyuka;+

Ebibuga bya Yuda bijaganya*

Olw’emisango gy’osala, Ai Yakuwa.+

 9 Kubanga Ai Yakuwa, ggwe Asingayo Okuba Waggulu ng’ofuga ensi yonna;

Ogulumizibwa okusinga bakatonda abalala bonna.+

10 Mmwe abaagala Yakuwa, mukyawe ebibi.+

Akuuma obulamu bw’abantu be abeesigwa;+

Abanunula mu mukono gw’omubi.*+

11 Ekitangaala kyakidde abatuukirivu,+

N’essanyu lizze eri abo abalina omutima omugolokofu.

12 Musanyukire mu Yakuwa mmwe abatuukirivu,

Era mutendereze erinnya lye ettukuvu.*

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share