LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 74
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Asaba Katonda ajjukire abantu be

        • Ebikolwa bya Katonda eby’obulokozi bijjukirwa (12-17)

        • “Jjukira ebivumo by’omulabe” (18)

Zabbuli 74:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +1By 25:1; 2By 35:15

Zabbuli 74:1

Footnotes

  • *

    Obut., “bunyookera.”

Marginal References

  • +Kuk 5:20
  • +Ma 29:19, 20; Zb 100:3

Zabbuli 74:2

Footnotes

  • *

    Obut., “ekibiina kyo kye.”

Marginal References

  • +Ma 9:29
  • +Ma 4:20; 32:9
  • +Zb 48:2; 132:13

Zabbuli 74:3

Marginal References

  • +Dan 9:17
  • +Zb 79:1

Zabbuli 74:4

Marginal References

  • +Kuk 2:7

Zabbuli 74:6

Marginal References

  • +1Sk 6:18, 35

Zabbuli 74:7

Marginal References

  • +2Sk 25:9; Is 64:11

Zabbuli 74:8

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebifo byonna Katonda mw’asinzibwa.”

Zabbuli 74:10

Marginal References

  • +Zb 13:2; 79:4
  • +Ezk 36:23

Zabbuli 74:11

Footnotes

  • *

    Oba, “mu kikondoolo ky’ekyambalo.”

Marginal References

  • +Zb 44:23; Is 64:12; Kuk 2:3

Zabbuli 74:12

Marginal References

  • +Kuv 15:2; Is 33:22

Zabbuli 74:13

Marginal References

  • +Kuv 14:21; Nek 9:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 74:14

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 74:15

Marginal References

  • +Is 48:21
  • +Yos 3:13

Zabbuli 74:16

Footnotes

  • *

    Oba, “ekyaka.”

Marginal References

  • +Lub 1:3, 5; Zb 136:7, 8

Zabbuli 74:17

Marginal References

  • +Bik 17:26
  • +Lub 8:22

Zabbuli 74:18

Marginal References

  • +Is 52:5

Zabbuli 74:21

Marginal References

  • +Zb 12:5
  • +Ezr 3:11

Zabbuli 74:22

Marginal References

  • +Zb 89:50, 51; Is 52:5

General

Zab. 74:obugambo obuli waggulu1By 25:1; 2By 35:15
Zab. 74:1Kuk 5:20
Zab. 74:1Ma 29:19, 20; Zb 100:3
Zab. 74:2Ma 9:29
Zab. 74:2Ma 4:20; 32:9
Zab. 74:2Zb 48:2; 132:13
Zab. 74:3Dan 9:17
Zab. 74:3Zb 79:1
Zab. 74:4Kuk 2:7
Zab. 74:61Sk 6:18, 35
Zab. 74:72Sk 25:9; Is 64:11
Zab. 74:10Zb 13:2; 79:4
Zab. 74:10Ezk 36:23
Zab. 74:11Zb 44:23; Is 64:12; Kuk 2:3
Zab. 74:12Kuv 15:2; Is 33:22
Zab. 74:13Kuv 14:21; Nek 9:10, 11
Zab. 74:15Is 48:21
Zab. 74:15Yos 3:13
Zab. 74:16Lub 1:3, 5; Zb 136:7, 8
Zab. 74:17Bik 17:26
Zab. 74:17Lub 8:22
Zab. 74:18Is 52:5
Zab. 74:21Zb 12:5
Zab. 74:21Ezr 3:11
Zab. 74:22Zb 89:50, 51; Is 52:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 74:1-23

Zabbuli

Masukiri* ya Asafu.+

74 Ai Katonda, lwaki watwesamba emirembe gyonna?+

Lwaki obusungu bwo bubuubuukira* endiga z’omu ddundiro lyo?+

 2 Jjukira abantu be* wafuna edda ennyo,+

Eggwanga lye wanunula okuba obusika bwo.+

Jjukira Olusozi Sayuuni kwe wabeeranga.+

 3 Genda mu kifo ekifuukidde ddala amatongo.+

Omulabe ayonoonye buli kintu eky’omu kifo ekitukuvu.+

 4 Abalabe bo baawogganira mu kifo kyo awakuŋŋaanirwa.+

Baasimbamu bbendera zaabwe ng’obubonero.

 5 Baali ng’abasajja abagalula embazzi okutema ekibira.

 6 Baakozesa embazzi n’emitayimbwa okumenya ebintu byakyo ebyayolebwa.+

 7 Baayokya ekifo kyo ekitukuvu.+

Baajolonga weema entukuvu eriko erinnya lyo, ne bagisuula wansi.

 8 Bo n’ezzadde lyabwe baagamba mu mitima gyabwe nti:

“Ebifo bya Katonda byonna ebikuŋŋaanirwamu* ebiri mu nsi birina okwokebwa.”

 9 Tewakyali bubonero bwe tulaba;

Tewakyali nnabbi n’omu,

Era kino tewali n’omu ku ffe amanyi bbanga lye kinaamala.

10 Ai Katonda, omulabe alituusa wa okukuvuma?+

Omulabe alivvoola erinnya lyo emirembe gyonna?+

11 Lwaki olemezzaayo omukono gwo, omukono gwo ogwa ddyo?+

Guggye mu kifuba* kyo obasaanyeewo.

12 Naye Katonda ye Kabaka wange okuva edda,

Y’oyo akola ebikolwa eby’obulokozi ku nsi.+

13 Wasiikuula ennyanja n’amaanyi go;+

Emitwe gy’agasolo aganene ag’omu nnyanja wagibetentera mu nnyanja.

14 Wabetenta emitwe gya Leviyasani;*

Wamuwa abantu ababeera mu ddungu bamulye.

15 Wakolera ensulo n’obugga ebituli;+

Wakaliza emigga egikulukuta ebbanga lyonna.+

16 Obudde obw’emisana n’obudde obw’ekiro bubwo,

Ggwe wakola ekitangaala* n’enjuba.+

17 Ggwe wassaawo ensalo zonna ez’ensi;+

Ggwe wassaawo ebiseera eby’omusana n’eby’obutiti.+

18 Ai Yakuwa, jjukira ebivumo by’omulabe,

Jjukira engeri eggwanga essirusiru gye livvoola erinnya lyo.+

19 Obulamu bw’ejjiba lyo tobuwaayo eri ensolo ez’omu nsiko.

Obulamu bw’abantu bo abanyigirizibwa tobwerabira mirembe na mirembe.

20 Jjukira endagaano,

Kubanga ebitundu by’ensi eby’ekizikiza bijjudde ebifo omuli ebikolwa eby’obukambwe.

21 Oyo alinnyirirwa k’aleme kuggwaamu ssuubi;+

Omunaku n’omwavu ka batendereze erinnya lyo.+

22 Ai Katonda, situka weewozeeko.

Jjukira engeri abasirusiru gye bakuvumamu okuzibya obudde.+

23 Teweerabira balabe bo bye boogera.

Okuleekaana kw’abo abatakuwa kitiibwa kwambuka obutasalako.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share