LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 94
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okusaba Katonda awoolere eggwanga

        • “Ababi balituusa wa?” (3)

        • Okugololwa Yakuwa kuleeta essanyu (12)

        • Katonda tajja kwabulira bantu be (14)

        • “Abasuula abalala mu mitawaana nga beeyambisa amateeka” (20)

Zabbuli 94:1

Marginal References

  • +Ma 32:35; Nak 1:2; Bar 12:19

Zabbuli 94:2

Marginal References

  • +Lub 18:25; Bik 17:31
  • +Zb 31:23

Zabbuli 94:3

Marginal References

  • +Zb 73:3; 74:10

Zabbuli 94:5

Marginal References

  • +Zb 14:4

Zabbuli 94:7

Marginal References

  • +Zb 59:2, 7; Ezk 8:12
  • +Zb 10:4, 11; 73:3, 11; Is 29:15

Zabbuli 94:8

Marginal References

  • +Nge 1:22

Zabbuli 94:9

Footnotes

  • *

    Obut., “eyasimba.”

Marginal References

  • +Zb 34:15

Zabbuli 94:10

Marginal References

  • +Zb 9:5; Is 10:12
  • +Zb 25:8; Is 28:26; Yok 6:45

Zabbuli 94:11

Marginal References

  • +1Ko 3:20

Zabbuli 94:12

Marginal References

  • +Zb 119:71; Nge 3:11; 1Ko 11:32; Beb 12:5, 6
  • +Zb 19:8

Zabbuli 94:13

Marginal References

  • +Zb 55:23; 2Pe 2:9

Zabbuli 94:14

Marginal References

  • +1Sa 12:22; Zb 37:28; Beb 13:5
  • +Ma 32:9

Zabbuli 94:17

Footnotes

  • *

    Obut., “Nnandibadde mbeera mu kusirika.”

Marginal References

  • +Zb 124:2, 3; 2Ko 1:10

Zabbuli 94:18

Marginal References

  • +1Sa 2:9; Zb 37:24; 121:3; Kuk 3:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 8

Zabbuli 94:19

Footnotes

  • *

    Oba, “Ebirowoozo ebyeraliikiriza bwe byannyinga.”

Marginal References

  • +Zb 86:17; Baf 4:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2006, lup. 11

    9/1/2001, lup. 30-31

Zabbuli 94:20

Footnotes

  • *

    Oba, “n’abalamuzi.”

Marginal References

  • +Is 10:1; Dan 6:7; Bik 5:27, 28

Zabbuli 94:21

Footnotes

  • *

    Obut., “Era omusaayi gw’oyo atalina musango bagusingisa omusango.”

Marginal References

  • +Zb 59:3
  • +1Sk 21:13

Zabbuli 94:22

Marginal References

  • +Zb 18:2

Zabbuli 94:23

Footnotes

  • *

    Obut., “Ajja kubasirisa.”

  • *

    Obut., “ajja kubasirisa.”

Marginal References

  • +Nge 5:22; 2Se 1:6
  • +1Sa 26:9, 10

General

Zab. 94:1Ma 32:35; Nak 1:2; Bar 12:19
Zab. 94:2Lub 18:25; Bik 17:31
Zab. 94:2Zb 31:23
Zab. 94:3Zb 73:3; 74:10
Zab. 94:5Zb 14:4
Zab. 94:7Zb 59:2, 7; Ezk 8:12
Zab. 94:7Zb 10:4, 11; 73:3, 11; Is 29:15
Zab. 94:8Nge 1:22
Zab. 94:9Zb 34:15
Zab. 94:10Zb 9:5; Is 10:12
Zab. 94:10Zb 25:8; Is 28:26; Yok 6:45
Zab. 94:111Ko 3:20
Zab. 94:12Zb 119:71; Nge 3:11; 1Ko 11:32; Beb 12:5, 6
Zab. 94:12Zb 19:8
Zab. 94:13Zb 55:23; 2Pe 2:9
Zab. 94:141Sa 12:22; Zb 37:28; Beb 13:5
Zab. 94:14Ma 32:9
Zab. 94:17Zb 124:2, 3; 2Ko 1:10
Zab. 94:181Sa 2:9; Zb 37:24; 121:3; Kuk 3:22
Zab. 94:19Zb 86:17; Baf 4:6, 7
Zab. 94:20Is 10:1; Dan 6:7; Bik 5:27, 28
Zab. 94:21Zb 59:3
Zab. 94:211Sk 21:13
Zab. 94:22Zb 18:2
Zab. 94:23Nge 5:22; 2Se 1:6
Zab. 94:231Sa 26:9, 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 94:1-23

Zabbuli

94 Ai Yakuwa, Katonda awoolera eggwanga,+

Ai Katonda awoolera eggwanga, yakaayakana!

 2 Yimuka, Ai ggwe Omulamuzi w’ensi.+

Sasula ab’amalala ekibagwanira.+

 3 Ai Yakuwa, ababi balituusa wa,

Ababi balituusa wa okweyagala?+

 4 Bamala googera era baduula;

Abakozi b’ebibi bonna beewaana.

 5 Babetenta abantu bo, Ai Yakuwa,+

Era babonyaabonya obusika bwo.

 6 Batta nnamwandu n’omugwira,

Era batemula abaana abatalina bakitaabwe.

 7 Bagamba nti: “Ya talaba;+

Katonda wa Yakobo takiraba.”+

 8 Mumanye kino mmwe abatategeera;

Mmwe abasirusiru, muliba ddi n’amagezi?+

 9 Oyo eyakola* okutu, tasobola kuwulira?

Oyo eyakola eriiso, tasobola kulaba?+

10 Oyo agolola amawanga, tasobola kukangavvula?+

Oyo y’awa abantu amagezi!+

11 Yakuwa amanyi abantu bye balowooza;

Akimanyi nti bye balowooza mukka bukka.+

12 Ai Ya, alina essanyu omuntu gw’ogolola,+

Oyo gw’oyigiriza ng’okozesa amateeka go,+

13 Okumuwa emirembe mu biseera ebizibu,

Okutuusa ababi lwe basimirwa ekinnya.+

14 Kubanga Yakuwa talirekerera bantu be,+

Wadde okwabulira obusika bwe.+

15 Ensala y’emisango eriddamu okuba ey’obutuukirivu,

Era abo bonna abalina omutima omugolokofu baligoberera ensala eyo.

16 Ani anantaasa ababi?

Ani anamponya abakozi b’ebibi?

17 Singa Yakuwa teyannyamba,

Nnandibadde nnasaanawo mu bwangu.*+

18 Bwe nnagamba nti: “Ekigere kyange kiseerera,”

Okwagala kwo okutajjulukuka kwampanirira, Ai Yakuwa.+

19 Bwe nnali nneeraliikirira nnyo,*

Wambudaabuda era n’oŋŋumya.+

20 Oyinza okukolagana n’abafuzi* ababi,

Abasuula abalala mu mitawaana nga beeyambisa amateeka?+

21 Balumba omutuukirivu,+

Era oyo atalina musango bamusalira ogw’okufa.*+

22 Naye Yakuwa ajja kuba kiddukiro kyange,

Katonda wange lwe lwazi lwange mwe nzirukira.+

23 Ajja kuleetera ebikolwa byabwe ebibi okubaddira.+

Ajja kubazikiriza* ng’akozesa ebintu ebibi bye bakola.

Yakuwa Katonda waffe ajja kubazikiriza.*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share